• Latest
  • Trending
  • All
Omulabirizi Moses Banja akoze enkyukakyuka mu baweereza be Namirembe – ne Choir ya Lutikko yonna ewummuziddwa

Omulabirizi Moses Banja akoze enkyukakyuka mu baweereza be Namirembe – ne Choir ya Lutikko yonna ewummuziddwa

May 17, 2024
Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi  zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172

Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172

May 29, 2025
Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

May 28, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo

May 28, 2025
Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

May 28, 2025

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Omulabirizi Moses Banja akoze enkyukakyuka mu baweereza be Namirembe – ne Choir ya Lutikko yonna ewummuziddwa

by Namubiru Juliet
May 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Omulabirizi Moses Banja akoze enkyukakyuka mu baweereza be Namirembe – ne Choir ya Lutikko yonna ewummuziddwa
0
SHARES
1.5k
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omulabirizi we Namirembe  Rt.Rev.Moses Banja, akoze enkyukakyuka mu baweereza abenjawulo, era  enkyukakyuka zakoze zaakutandika mu mwezi gwa June 2024.

Mu bakyusiddwa Rev.Canon Michael Ssentamu, alondeddwa okuba principal w’ettendekero lye Namugongo ng’ono addidde Eria Bbosa mu bigere.

Rev. Abel Sserwanja Mmereewooma agyiddwa e Kireka naatumibwa e Kitegomba.

Rev. Esau Bbosa Kimanje agyiddwa e Namugongo atumiddwa e Kireka.

Rev.Grace Kavuma agyiddwa e Namugongo bamutumye Bbuye – Kigoowa, era nga mumyuka ow’ebyenjiri mu bulabirizi bwe Namirembe.

Mu balala  Rev. Andrew Kafeero kati amyuka Vicar wa Namugongo era chaplain wa Namugongo Martyrs Seminary.

Rev. Henry Maguuzi okuva e Kitegomba kati ye musumba omubeezi owe Nateete.

 Omulabirizi era alonze Canon David Mpagi okuva mu busabadinkoni bwe Lugazi ng’omuwandiisi w’ekitongole kyebyenjigiriza mu bulabirizi bwe Namirembe.

Epafula Kaggwa Lubega omukulistaayo mu busumba bwe Kamuli ye muwanika w’obulabirizi omuggya, azze mu bigere bya Ven.Can.Isaac Mmembe Kijjambu awanise ensawo y’Obulabirizi okumala ebbanga lya myaka 25.

Okukyusa kuno Omulabirizi akukoledde mu lukiiko lw’obulabirizi bwe Namirembe olukozi lw’emiriimu olumanyiddwa nga diocesan council olutudde olwaleero kukitebe kyobulabirizi e Namirembe.

Omulabirizi akubirizza abakristaayo okwegendereza n’okwewala enjigiriza ezizze nga zisensera mpola enjigiriza ye Kanisa, eziremesa n’abantu okulya ebintu ebimu nti bya mizimu.

Omulabirizi Banja mu ngeri yeemu, asoomozezza abayimbi okumanya nti omulimu gw’okuyimba kuyitibwa era buwereza eri Katonda, era neyennyamkra olw’engeri abayimbi naddala aba Lutiiko ya Paulo Omutukuvu abayitiridde okunyooma abaweereza nga naye mwomutwalidde ng’Omulabirizi.

 Olukiiko era  luyisizza ekiteeso ekyokuwumuzza obukulembeze bwa choir ya Lutikko, n’abayimbi bonna,  era wabeerewo okuddamu okwewandiisa eri abo abanagondera ebiragiro n’amateeka agebyokuyimba.

Omukubiriza wa Lutikko ya Paulo Omutukuvu e Namirembe era munamatteeka w’obulabirizi bwe Namirembe counsel Fredrick Mpanga, yasomye okussalawo kuno.#

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enguudo 3 ezigenda okukubwako kkolaasi mu district ye Mpigi zitongozeddwa – zakuwemmenta obuwumbi bwa shs 172
  • Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025
  • Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo
  • Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya
  • Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -