• Latest
  • Trending
  • All
Ebikujjuko by’okutegeka embaga ya Kyabazinga – birimu okwolesa eby’obuwangwa bwa Busoga

Obwakyabazinga butaangazizza nti by’obufumbo bwa Kyabazinga Gabula

November 11, 2023
Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice

Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice

May 25, 2025
 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

May 25, 2025
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Obwakyabazinga butaangazizza nti by’obufumbo bwa Kyabazinga Gabula

by Namubiru Juliet
November 11, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ebikujjuko by’okutegeka embaga ya Kyabazinga – birimu okwolesa eby’obuwangwa bwa Busoga
0
SHARES
766
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala agambye nti enteekateeka z’embaga y’Obufumbo obutukuvu eya Kyabazinga Gabula Nadiope IV ne Ihnebantu Jovia Mutesi zitambula bulungi, era embaga yakubaayo nga 18 November,2023.

Katuukiro wa Busoga Dr.Muvawala Joseph asinzidde mu lukungaana lwa bannamawulire ku kitebe ky’Obwakyabazinga e Bugembe mu Jinja, nagamba nti abagezaako okwekiika mu mbaga ya Kyabazinga nga batambuza ebiwandiiko eby’obulimba nti bagenderera kussa bantu ku bunkenke okutuukiriza ebigendererwa byabwe eby’obulimba.

Muvawala ataangazizza nti Kyabazinga Gabula Nadiope IV tawasangako, talina mwana, takolangako mbaga yabugole, mu Uganda ne mu ggwanga eddala lyonna.

Katuukiro alabudde abatambuza ekiwandiiko eky’obulimba ekyaweereddwako ne Ssaabalabirizi w’ekanisa ya Uganda Dr. Stephen Kazimba Mugalu, ekiraga nti Kyabazinga yagattibwa dda mu bufumbo era nti alina n’abaana babiri, nti batandise okubanoonyerezaako, okumanya ebigendererwa byabwe ebityoboola Obwakyabazinga.

Agambye nti kyebagala okumanya be bantu abagala okukuba obwakyabazinga ekigwo, nga berimbika mu kufutyanka embaga ya Kyabazinga.

Katuukiro Muvawala agambye nti nga bbo abakulembeze ba Busoga, bagala abantu abatambuza ebiwandiiko ebyo byebaatwalidde Ssaabalabirizi, baleete n’ebiwandiiko ebiraga nti Kyabazinga yagattibwa mu bufumbo, baleete ebiwandiiko ebikwata ku baana 2 abagambibwa okuba nti ba Kyabazinga, baleete n’ebikwata ku mukazi agamba nti yagattibwa ne Kyabazinga Gabula Nadiope IV.

“Obusoga bukiidi, nti Bbaabba Kyabazinga Gabula Nadiope IV lweyalayira nga Kyabazinga, twava mu kooti ku ssaawa 12 netuwangula era omukolo gwabaawo” Katuukiro Muvawala

Katuukiro agambye nti waliwo omuntu akwatiddwa omu kubabadde batambuza ebiwandiiko eby’obulimba.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Africa Courts Summit Adopts Kampala Resolutions to Strengthen Commercial Justice
  •  Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -