• Latest
  • Trending
  • All

Mpuuga Nsamba alangiridde siwakuva mu NUP – sso nga n’ekifo kya Commissioner ssi mwetegefu kukisuulawo

March 26, 2024
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Mpuuga Nsamba alangiridde siwakuva mu NUP – sso nga n’ekifo kya Commissioner ssi mwetegefu kukisuulawo

by Namubiru Juliet
March 26, 2024
in CBS FM
0 0
0
0
SHARES
173
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omubaka wa parliament owa  Nyendo Mukungwe era nga Commissioner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba alangiridde nti simwetegefu  kwabulira kibiina kya National Unity Platform NUP kyeyatandika ne banne abalala mu bwagazi nemukwewayo nekigendererwa eky’okukyusa Uganda.
 Mpuuga Nsamba akinogaanyizza nti  omulamwa ogwatandiisaawo ekibiina kino tegunaggwa era wakusigala mu kibiina kino ng’atuukiriza ebigendererwa byakyo.
 Mpuuga ategeezezza nti ye akyali member mujjuvu nti era abo bonna abagezako okwagala okumusindikirizza okukivamu bali kubyabwe kuba teri muntu yenna asoboola kumugoba mu NUP.
 Mathias Mpuuga Nsamba asinzidde mu lukungaana lwabannamawulire ku parliament  n’ategeeza nti wadde ebikolwa bingi ebikolebwa okumusindiikiriza okuva mu kibiina kino,n’agamba nti kikafuuwe okukyabulira.
Agambye nti mu bbanga eritali lyawala, wakutandika ku nteekateeka ey’okuzza ekibiina kino ku miramwa emituufu egyakitandiisaawo  okuyita mukugyayo ebyo byebalaba ebitatambula bulungi mu kibiina
Mpuuga era azeemu okukkaatiriza nti ssi wakulekulira kifo kyobwa commissioner bwa parliament nti kubanga abamukolokota abamulagira okukivaamu teboogera tteeka lyeyamenya okuweebwa akasiimo olw’emirimu gyeyakola mu kiseera kyeyakuleembera oludda oluvuganya government mu parliament.
Owek.Mathias Mpuuga Nsamba omubaka wa Nyendo Mukungwe

Mpuuga era ategeezezza nti mu bbanga eritali lyewala agenda kwetaba mu mulimu omunene ogwokukyusa enkola y’ekibiina, kireme kutambula mu ngeri yeemu ng’ekibiina kya NRM kyebagala okuggya mu buyinza .

 

Mpuuga era agamba  nti akyalina n’omulimu omunene ogwokugolola ettumba abo bonna abageezako okutwala ekibiina kyabwe ekya NUP nga ekyokusaaga nga batyoboola abakulembeze b’ekibiina n’ekigendererwa eky’okwagala okukisanyawo.

 

Mpuuga agaseeko nti ekisinga okumweraliikiriza kwekulaba nga kati ate abagala enkyukakyuka ate batandiise okulwanira obukunkumuka wamu n’okutondawo enkaayana ezitalina makulu, mu kaseera kekamu ng’ate ye gwebaagala okuggya mu buyinza.

Mpuuga era asabye banna NUP nabakulembezze ba NUP okulekeraawo  okuyingiza Obw’akabaka bwa Buganda mu butakaanya bwabwe ng’abantu.

Mpuuga agambye agambye nti akyalina obuvunaanyizibwa obw’okusisinkana president wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu okubaako ensonga zeboogeramu.

Mpuuga agambye nti alina ensonga nnyingi zazze awulira president w NUP ng’azoogerera ku mikutu gy’ebymuliziganya ezigenderera okwoleka Mpuuga ng’omuntu omukyamu ennyo, n’agamba nti naye betaaga okwogeramu bombi nga basajja bakulu okubaako kyebakanyaako.

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -