Minisita Godfrey Kiwanda Ssuubi, Hon. Ruth Nankabirwa, Hon. Margaret Nantongo Zziwa bakyaddeko embuga nebasisinkana Katikkiro Bano bazze okweyanjula embuga ku bukulembeze bwebaakatuukako obuggya Katikkiro abasabye okumanya ensonga Ssemasonga ettaano Buganda kwetambulira.