Wuuno munna Kyaddondo Kizito John Lukoma Omuzira mu bazira wa Program Entanda ya Buganda 2024. Lukoma awangudde Nanteza Grace bwebamegganye mu lumeggana olw'akamalirizo.