• Latest
  • Trending
  • All
Government ya Uganda eyanjudde ebbago ly’etteeka eppya – ku bakola, abalaanga, abatunda n’abatembeeya eddagala ly’abantu n’ery’ebisolo

Government ya Uganda eyanjudde ebbago ly’etteeka eppya – ku bakola, abalaanga, abatunda n’abatembeeya eddagala ly’abantu n’ery’ebisolo

September 5, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Government ya Uganda eyanjudde ebbago ly’etteeka eppya – ku bakola, abalaanga, abatunda n’abatembeeya eddagala ly’abantu n’ery’ebisolo

by Namubiru Juliet
September 5, 2025
in Health
0 0
0
Government ya Uganda eyanjudde ebbago ly’etteeka eppya – ku bakola, abalaanga, abatunda n’abatembeeya eddagala ly’abantu n’ery’ebisolo
0
SHARES
76
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Government ya Uganda ng’eyita mu ministry y’ebyobulamu ebaze era neeyanjula eri parliament ebbago ly’etteeka eppya eri abakola, abatunda n’abatembeeya eddagala ly’abantu n’ebisolo mu ggwanga, erituumye The National Drug and Health Products Authority Bill 2025
Mu tteeka lino Government lyeyanjudde eri parliament, eyagala okuteekawo ekitongole ekiggya kituumibwe The National Drugs and Health Products Authority okukola omulimu gw’okuluηamya okukola, okutunda n’okutembeeya eddagala ly’abantu n’ebisolo mu Uganda.
Muno mulimu eddagala ly’abantu, ebisolo, ebizigo saako eddagala erikwata ku ndya y’abantu.
Government eyagala okuggyawo etteeka eririwo eriruηamya omulimu ogwo, erya National Drug Policy and Authority Act eryasaawo ekitongole ki National drug Authority, eryabagibwa mu mwaka gwa 1993.
Government egamba nti etteeka lino libadde likaddiye nnyo nga terikyatuukana na mbeera eriwo olwenkyukakyuka ezizze zibaawo mu nsi.
Mu tteeka lino eppya, government eyagala okuwera, okutunda, okukola, okulanga, okutembeeya, okufulumya n’okuyingiza mu ggwanga eddagala nga tofunye lukusa.
Kampuni oba Ekitongole kyonna ekinakola awamu n’okulanga eddagala eritakwatagana neebyo ebirungo ebiri mu ddagala mu ngeri yokudyeekadyeeka abagula eddagala eryo,  government ettaddewo ekibonerezo kya kutanzibwa obukadde 400 oba okussibwa emyaka 5.
Okukola eddagala lyonna ewatali kufuna lukusa, goverment ettaddewo ekibonerezo kya ngassi ya bukadde 200 oba okussibwa emyaka 5.
Bwaba muntu kinoomu nga yakoze eddagala ewatali kufuna license, ekibonerezo kya ngasi ya bukadde 100 oba okussibwa emyaka 5
Okutembeeya n’okusaasaanya eddagala ewatali kufuna lukusa oba liyisinsi nakwo government egenda kukuwera, era anaakikola nga tafunye liyisinsi wakusibwa emyaka 5 oba okutanzibwa obukadde 100.
Okuyu?ingiza mu ggwanga eddagala n’okulifulumya, government nakwo ekutaddeko obukwakulizo, abakikola balina okubeera ne layisinsi
Ebbago ly’etteeka lino,sipiika Anita Among alisindiise eri akakiiko ka parliament akalondoola ebyobulamu okulyekeneenya, oluvanyuma lw’ebbanga lya nnaku 45 likomezebwemewo mu parliament likubaganyizibweko ebirowoozo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist