• Latest
  • Trending
  • All
Government ya Uganda eyagala bamusigansimbi abava mu kyondo kya Buwalabu – okuleeta amakolero mu Uganda agagatta omutindo ku bintu ebiva mu Uganda

Government ya Uganda eyagala bamusigansimbi abava mu kyondo kya Buwalabu – okuleeta amakolero mu Uganda agagatta omutindo ku bintu ebiva mu Uganda

November 12, 2025
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
Abaali abakozi b’ekitongole ki Uganda Posta and Telecommunications Corporation ekyasattululwa mu 1997 –  bakyabanja government

Abaali abakozi b’ekitongole ki Uganda Posta and Telecommunications Corporation ekyasattululwa mu 1997 – bakyabanja government

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Government ya Uganda eyagala bamusigansimbi abava mu kyondo kya Buwalabu – okuleeta amakolero mu Uganda agagatta omutindo ku bintu ebiva mu Uganda

by Namubiru Juliet
November 12, 2025
in Business
0 0
0
Government ya Uganda eyagala bamusigansimbi abava mu kyondo kya Buwalabu – okuleeta amakolero mu Uganda agagatta omutindo ku bintu ebiva mu Uganda
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government ya Uganda eyagala eyagala okussa ekkomo ku by’amaguzi byonna ebifuluma Uganda nga tebitagattiddwako mutindo, nti okusobozesa eggwanga okufunamu ekisanidde mu byamaguzi byayo.

Mu nteekateeka eno government esabye bamusiga nsimbi okuva mu United Arab Emirates, (UAE), okwongera amaanyi n’okujikwasizaako mu kutondawo amakolero, n’okubangula banna Uganda ku ngeri y’okutumbula omutindo ku byamaguzi.

Eno yeemu ku nkola esuubirwa okuyambako  mu kulwanyisa ebbula ly’emirimu n’okwongera okulinnyisa ebyenfuna bya Uganda.

Bino bituukiddwako mu lukuηaana olwa bamusiga nsimbi olwatumiddwa UAE- Kenya- Uganda Trade Mission East Africa, oluyindidde ku Sheraton Hotel mu Kampala.

Mubaddemu okukubaganya ebirowoozo ku ngeri y’okutumbula ebyensubulagana wakati wa mawanga ga East Africa naagali mu kyondo kya Buwalabu.

Olukungaana luno lwetabiddwamu abakungu  okuva mu mawanga agenjawulo, banneekolera gyange, abakulembeze b’ebitongole bya government ebivunaanyizibwa ku byamakolero n’obusuubuzi nabalala.

Bwabadde aggulawo olukungaana luno, minister omubeezi avunanyizibwa ku makolero, obusuubuzi n’obwegassi Gen. Wilson Mbasu Mbadi, agambye nti Uganda essira kati eriteeka ku basiga nsimbi abasobola okuleeta enkulakulana mu Uganda, okusiga amakolero n’okugatta omutindo ku biruubirira okuwa banna Uganda emirimu n’okusitula ebyenfuna bya Uganda.

H.E Abdullah Sultan Al-Owais, ssentebe w’olukiiko olufuzi olw’ekitongole kya Sharjah Chamber of Commerce and Industry okuva mu United Arab Emirates, (UAE), agambye nti okuva mu mwaka gwa 2015, basize ensimbi mu byenfuna bya Uganda omuli n’okuzimba ekisaawe ky’ennyonyi ekyomutindo mu bitundu bye Kidepo mu bendobendo lye Karamoja, okusobozesa ebyensubulagana okweyongera.

Rosa Malango, omubaka wa president owenjawulo avunanyizibwa ku kutumbula ebyobulambuzi n’ebyobusuubuzi bya Uganda, asabye bamusiga nsimbi okwongera okuvujjirira ebyobulambuzi bya Uganda, n’okwongera enkolagana wakati w’amawanga.

Rita Nabateregga Mugula, amyuka ssenkulu w’ekitongole ekivunanyizibwa ku kusiga ensimbi ekya Uganda Investment Authority, agambye nti ebyamaguzi okuli emmwanyi, zzaabu, Amajaani, n’ebyennyanja, byebimu ku bikyasinze okusuubuzibwa okuva e Uganda okugenda mu UAE.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa
  • Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist