Omuzibizi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Kenneth Ssemakula, yegasse ku club ya Al Adalah egucangira mu liigi y’ekibinja eky’okubiri mu Saudi Arabia. Kenneth Ssemakula bamuwadde endagaano ya myaka 2....
Government ya Uganda ng'eyita mu kakiiko kaayo akatwala ebyemizannyo aka National Council of Sports, bakwatiddeko omuvuzi w'emmotoka z'empaka nakinku Yasin Nasser, okumwanguyiza mu lugendo lwe lwaliko okuwangula egule ya Africa...
Esuubi lya Uganda okuwangulayo omudaali mu mpaka z'ensi yonna eza World Athletics Championships eziyindira mu Tokyo Japan, gyongedde okukendera oluvanyuma lwa Peruth Chemutai okulemererwa okumalako emisinde gya mita 3000 egya...
Eyaliko nakinku mu kucanga endiba mu mpaka za Masaza ga Buganda omuteebi Charles Bbaale, yegasse ku club ya Police FC mu kwongera okuggumiza ttiimu eno okwetegekera season ejja eya Uganda...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga bakolaganira wamu n'olukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, bakoze enkyukakyuka munsengeka y'emipiira egigenda okuggulawo liigi empya eya 2025/26, egenda...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League mu butongole eyanjulidde abawagizi baayo omuzannyi omuggya Usama Arafat gwe bakansizza ku ndagaano ya myaka 3. Usama Arafat...
Kyadaaki omuteebi wa ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes, Jude Ssemugabi, ayanjuliddwa abawagizi ba club ya Jumas FC egucangira mu liigi ya babinywera eya South Sudan. Jude Ssemugabi ayanjuddwa mu kisaawe...