Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier, engabo egikwasizza maanyi ey'okuggumiza ttiimu eno mu kwetegekera season ejja eya 2025/26, erangiridde Lazaro Bwambale nga omuzannyi ow'okubiri...
Olukiiko oluddukanya ttiimu y’essaza Butambala lukoze enkyukakyuka mu lukiiko olw’emirimu egy’ekikugu mu kwongera okuggumiza ttiimu eno okuvuganya obulungi mu mpaka za Masaza ga Buganda ez’omupiira ogw’ebigere mu mpaka z’omwaka guno...
Mawokota etandise nabuwanguzi mu mpaka za Masaza ga Buganda 2025 e Buwama Ttiimu y'essaza Mawokota etandise nabuwanguzi mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025 bw'ekubye...
Ekibiina ekiddukanyo omuzannyo gwa Cricket mu Uganda ekya Uganda Cricket Association, kikakasizza nti enteekateeka zonna ziwedde eza Uganda okutegeka empaka za Pearl of Africa T20 Series ez’omulundi ogw’okubiri. Empaka zino...
Club ya KCCA enyinyintizza enteekateeka ez’okukansa omuteebi wa club ya URA, Ivan Ahimbisibwe. Ivan Ahimbisibwe endagano ye ne club ya URA yaweddeko kunkomero ya season ewedde. Yabadde wakubiri...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes etandise okutendekebwa okwetegekera empaka za Africa Nations Championships CHAN ez'omwaka guno 2025. Empaka zino zigenda kutegekebwa Uganda, Kenya ne Tanzania era zigenda...
Obwakabaka bwa Buganda bulangiridde enteekateeka Nnamutayiika eyókukulakulanya eby'emizannyo, omuli nókuzimba ebisaawe mu masaza gonna 18. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, yakakasiza bino bwabadde atongoza empaka za masaza ga Buganda...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kironze abatendesi Fred Muhumuza ne Morley Byekwaso, okubeera ku ttiimu ya Uganda Cranes egenda okuvuganya mu mpaka za Africa Nations Championships (CHAN) ez'omwaka...