Ttiimu y'essaza Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025. Buluuli ekubye Buddu goolo 1-0 mu kisaawe e Migyera, era kati Buluuli...
Club ya KCCA FC ezizza bugya endagaano y'omuwuwutanyi Umar Lutalo ya myaka 2, nga club za liigi ya babinywera eya Uganda Premier League zetegekera liigi ya season ejja eya 2025/26...
Omutendera ogusooka ogw'omulimu gw'okuzimba ekisaawe kya Kyambogo University gukomekerezeddwa , era nga kyakukozesebaa mu mpaka za Africa Nations Championship CHAN ez'omwaka guno 2025. Omutendera ogusooka ogw'okuzimba ekisaawe kino kubaddeko okusimbako...
Eyaliko omutendesi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Moses Basena, alondeddwa okukulira emirimu egy'ekikugu mu club ya Villa Jogo Ssalongo okutandika ne season ejja eya 2025/26. Basena yaliko...
Ttiimu y'essaza Gomba ewezezza emipiira 4 ng'obuwanguzi bukyagyesaambye, mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere 2025 , bwegudde amaliri ga 0-0 ne Buluuli mu kisaawe e Kabulasoke. Wabula mu...
Eyaliko omutendesi wa club ya KCCA, Abdallah Mubiru, alangiriddwa ng'omutendesi omuggya owa club ya Gaddafi eyakasuumusibwa okuzannya mu Uganda Premier League season ejja 2025/2026. Abdallah Mubiru atadde omukono...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, eziza bugya endagaano y'omuwuwutanyi Abdul Karim Watambala, mu kwongera okuggumiza ttiimu eno okuvuganya obulungi season ejja eya...