Ekibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, nga bakolaganira ne FUFA n'olukiiko oluteekateeka empaka za CHAN wano mu Uganda, bongezza ebisale eby'okulaba omupiira Uganda Cranes bwenaaba ettunka ne Senegal...
Ttiimu y'essaza Gomba egudde maliri ne Buddu goolo 1-1 mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere, mu mupiira ogubaddeko n'obugombe mu kisaawe e Kabulasoke. Buddu yesoose okuteeba...
Obwakabaka bwa Buganda buvumiridde ebikolwa ebyefujjo ebyalabikira mu mupiira gw'empaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025 , Buvuma bweyali ettunka ne Bugerere ku lwomukaaga nga 09...
Ttiimu y'essaza Buddu ekiguddeko mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere, Buluuli egirumbye omwayo mu kisaawe kya Kitovu Arena mu kibuga Masaka n'egikubirayo goolo 2-0. Omwaka buno...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes eraze eryaanyi mu mpaka za Africa Nations Championships CHAN, bw’ekubye Guinea goolo 3-0. Omupiira guno guzannyidwa mu kisaawe e Namboole mu kisaawe...
Uganda Cranes etandise bubi mu mpaka za Africa eza CHAN 2024, Algeria egikubye goolo 3-0. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe e Namboole, era abawagizi bakijjuzza. Minister w’ebyemizannyo n’ebyenjigiriza era mukyala...
Captain wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes, Khalid Aucho, mu butongole alangiridde nti ayabulidde club ya Yanga Africans egucangira mu liigi ya babinywera eya Tanzania,oluvanyuma lw’ebbanga lya...
Tiimu y'eggwanga lya Niger yesoose okutuuka mu Uganda okwetaba mu mpaka za CHAN ( African Nations Championship) ezitandika ku Saturday nga 02 August,2025. Egidde mu kibinja omubadde abasambi, abatendesi n'abakungu...
Abatendesi ba ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere egenda okuvuganya mu mpaka za Africa Nations Championship CHAN ez'omwaka guno 2025, Morley Byekwaso ne Fred Muhumuza, balangiridde ttiimu eyenkomeredde y'abazannyi 25 egenda okuvuganya...