President w Uganda Gen. Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, era nga yaakwatidde NRM bendera ku ntebe ennene ey’obwa president, ajjukizza abantu mu bendobendo lya West Nile, okujjukira emirembe, obugagga n’enkulakulana gavumenti...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yeerayiridde okugoba abasomesa bonna abatanadda ku masomero ga government oluvannyuma lw'ebbanga nga bekalakaasa, nti bandiba nga balina ebigendererwa ebikusike. President Museveni abasomesa...
President w'ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu eyesimbyewo ku bwa president bwa Uganda, akuyeze abantu ba Buganda okukozesa amaanyi gabwe okukyusa obukulembeze bw'eggwanga lino, mu kalulu akajja 2026. Kygulanyi abadde...
Wabaddewo akanyolagano ak'amaanyi wakati wa police n'e kibiina kya FDC, police bwesudde emisanvu era neremesa akwatidde ekibiina kino bendera ku bwa president Nathan Nandala Mafabi ne tiimu gy'abadde atambudde nayo...
Omubaka wa Busiro East Medard Lubega ssegona alangiridde mu butongole nti agenda kuvuganya bwa nnamunigina mu kalulu akajja 2026, oluvanyuma lw'ekibiina ki NUP okumumma kaadi neweebwa omuyimbi Mathias Walukagga, abadde...
Akwatidde ekibiina ki Forum for Democratic Change FDC bendera okuvugannya ku kifo ky’obukulembeze bwe Ggwanga Nathan Nandala Mafabi, asuubizza banna Buikwe nti wakugabira buli kyalo obukadde bwe nsimbi kikumi, okusobola...