Abasirikale ba police omutwalo mulamba bebaawandiisiddwa n'okutendekebwa, mu nteekateeka y'okwongera okukuuma emirembe mu kalulu akajja 2026. Ssaabaduumizi wa Police ya Uganda IGP Abas Byakagaba abyogeredde ku kitebe kye kitongole kya...
Akakiiko k’ebyokulonda kafulumizza ennambika ey’enkomeredde enaagobererwa nga bawandiisa n’okusunsulamu abanaavuganya ku ky’omukulembeze w’eggwanga. Abaagala ekifo ekyo baakuwandiisibwa mu nnaku bbiri okuli 23 ne 24 September ku kitebe ky’akakiiko kano ekiggya...
Ssabaddumizi wa Police ya Uganda Abas Byakagaba agumizza bannauganda nti betesetese bulungi okubawa obukuumi obwannamaddala n'ebintu byabwe mu kulonda kwa 2026 okukubye koodi, era alabudde bannabyabufuzi okugondera amateeka aganaaba gabaweereddwa....
Ebbugumu libadde lyamanyi nnyo ku kitebbe kya NUP e Makerere Kavule mu Kampala, akakiiko keby`okukonda mu kibiina kino bwekabadde kasunsula abegwanyiza okubakwatira bendera ku bifo by`obubaka bwa Parliament. Abasuunsuddwa bebegwanyiza...
Abatuuze mu byalo by'omuluka gwe Kigezi mu ggombolola ya Maddu Rural mu district ye Gomba baguddemu ekiyongobero, omugole Omukazi bwafudde nga kyebajje bamale okumugatta empeta ne bba. Entiisa eyo eri...
Government ya NRM erangiridde nti ku bintu byeyasuubiza bannauganda nga etandika ekisanja kya 2021-2025, esobodde okutuukirizako ebitundu 52%, wabula ng'ebisigadde nabyo byatandikibwako. Okusinzira ku government ebimu ku byesobodde okukola egamba...
Akakiiko ka NRM aakatekebwawo President Museveni okuwuliriza emisango gyabanna NRM abemulugunya ebyava mu kulonda abakulembeze babwe kasazizzamu okulonddebwa kwa mutabani wa Tanga Collins Akulira ebyamateeka mu NRM Enoch Barata ategezeza...
Banna kibiina ki National Resistance Movement (NRM) abava mu bitundu bya Buganda, abaagwa mu kamyufu kaakyo ku mutendera gwa District n'ababaka ba parliament, bakkiriza okuwagira abaabawangula. Bagamba nti kino bakisazeewo...
Police mu district ye Lwengo eri ku muyiggo gwa musajja mukulu eyewambye, nga wabadde wabulayo olunaku lumu okumwanjula mu bakadde ba mukyala we. Byakatonda Daniel yayigibwa, oluvannyuma lw'okwewamba nga wabulayo...