News

ABALALA BABIRI BAKWATIDDWA KU BYA BBOMU EZATTA ABANTU MU KAMPALA

ABALALA BABIRI BAKWATIDDWA KU BYA BBOMU EZATTA ABANTU MU KAMPALA

Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga Ebitongole byÓkwerinda mu ggwanga biriko abasajja babiri bebikutte ku byekuusa ku bulumbaganyi obwa bbomu, ezaakubwa mu Kampala nezitta abantu abasukka mu 7 omwaka oguwedde. Obutujju buno bwaliwo mu mwezi gwa Museenene (November), abatujju abagambibwa ...

Read Full Story
OLUKIIKO  LWA BUGANDA OLWA 29 LUSIIMYE SSAABASAJJA KABAKA

OLUKIIKO LWA BUGANDA OLWA 29 LUSIIMYE SSAABASAJJA KABAKA

Abakiise mu lukiiko lwa Buganda nga basiima Omutanda Olukiiko lwa Buganda olusoose oluggudeewo olutuula olwa 29,luyisizza ebiteeso bisatu, mwerusiimidde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw'okubalambika obulungi ku nsonga zonna. Ssaabasajja bweyali aggulawo olukiiko ...

Read Full Story
OBWAKABAKA BWA BUGANDA BWANJUDDE EBITUUKIDDWAKO MU KITUNDU KY'OMWAKA

OBWAKABAKA BWA BUGANDA BWANJUDDE EBITUUKIDDWAKO MU KITUNDU KY'OMWAKA

Owek.Robert Waggwa Nsibirwa ng'ayanjula alipoota mu lukiiko lwa buganda Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde ebimu ku bituukiddwako eby’enkizo mu myezi omukaaga egiyise, okuva mu mwezi gwa Kasambula (July) okutuuka mu Ntenvu (December) 2021, eraze nga wabaddewo okugenda mu maaso, wakati mu ...

Read Full Story
ABASIBE 79 BAWEEREDDWA EKISONYIWO

ABASIBE 79 BAWEEREDDWA EKISONYIWO

Omwogezi w'amakomera Frank Baine Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museveni addiddemu abasibe 79 abawadde ekisonyiwo, naalagira bayimbulwe buddemu okulya obutaala. Abasibe abayimbuddwa babadde mu makomera okuli Luzira , Bulawula, Jinja Remand, Bugungu, Masaka,Amita Nyoya, Lira, ...

Read Full Story
ABAAMI N'ABAKOZI B'OBWAKABAKA BALABUDDWA KU NGUZI N'OBULYAKE

ABAAMI N'ABAKOZI B'OBWAKABAKA BALABUDDWA KU NGUZI N'OBULYAKE

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'ayogerera mu lukiiko lwa Buganda olusoose mu mwaka 2022 Obwakaba bwa Buganda buweze nti bwakwongera amaanyi okulwanyisa enguzi n'obulyake ebyeyongedde mu ggwanga. Ssaabasajja Kabaka bweyali aggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwe 29, yalagira ...

Read Full Story
OBULABIRIZI BW'E NEBBI BUFUNYE OMULABIRIZI OMUGGYA

OBULABIRIZI BW'E NEBBI BUFUNYE OMULABIRIZI OMUGGYA

Addiridde asembye emabega ye ssabalabirizi eyawummula Luuku Olombi abadde akuuma obulabirizi bwe Nebbi Ssabalabirizi w'ekanisa ya Uganda, The Most Rev Dr Samuel Steven Kazimba Mugalu Mboowa, atuuzizza Rev Pons Ozelle ku ntebe y’obulabirizi bwe Nebbi ku mukolo oguyindidde mu kkanisa ...

Read Full Story
OMUKULEMBEZE W'EGGWANGA ALIKO ABAJAASI BA UPDF 527 BALINNYISIZZA AMADAALA

OMUKULEMBEZE W'EGGWANGA ALIKO ABAJAASI BA UPDF 527 BALINNYISIZZA AMADAALA

Omukulembeze w'e ggwanga era omudduumizi w'eggye ly'eggwanga owokuntikko Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa alinnyisa amadaala abajaasi ba UPDF 527. Kuliko abajaasi basatu ababadde ba lefutinanti kanno kati bafuuse ba kanno abajjuvu. Abasatu bano ye Benard Tugume,Steven Neliko ne ...

Read Full Story
BASATU BAFIIRIDDE MU MULIRO OGUKUTTE EKKOLERO LYA HIMA CEMENT

BASATU BAFIIRIDDE MU MULIRO OGUKUTTE EKKOLERO LYA HIMA CEMENT

Abazinnya mwoto bazikiza omuliro ku kkolero lya Hima Abakozi basatu bakakasiddwa nti bafiiridde mu nnabbambula w'omuliro akutte ekkolero lya sementi e Kasese erya Hima cement. Abalala mukaaga baddusiddwa mu ddwaliro ng'embeera yabwe mbi ddala. Omuliro gukutte mu ttuntu lya leero, nga ...

Read Full Story
ETTAKA LYA NNAABAGEREKA ERIRI MU WAKISO LYAKUDDAMU OKUPUNTIBWA

ETTAKA LYA NNAABAGEREKA ERIRI MU WAKISO LYAKUDDAMU OKUPUNTIBWA

Col.Edith Nakalema ng'ayogerako eri abasenze abali ku ttaka lya Nnaabagereka Omukungu Susan Nannyondo (ayimiridde) okuva mu kitongole lya Nabagereka Development Foundation ng'aliko byannyonyola Kyaddaki abatuuze abali ku ttaka lya Nnaabagereka erisangibwa e Buswa Sisa mu Kajjansi Town ...

Read Full Story
OMUBAKA WA DOKOLO SOUTH AGUDDE KU KABENJE

OMUBAKA WA DOKOLO SOUTH AGUDDE KU KABENJE

Mmotoka y'omubaka wa Dokolo south eyefudde Omubaka akiikirira Dokolo South mu lukiiko lw'eggwanga olukulu Okot Odong n'abalala babiri bagudde ku kabenje. Babadde batambulira mu mmotoka Land cruiser UBB 972 S eremeredde ddereeva waayo neegwa neyefuula. Babadde bagenda mu kibuga Lira ...

Read Full Story