• Latest
  • Trending
  • All
AIDO Network International etongozza kaweefube w’okubanja ebintu by’obuwangwa bwa Africa ebikyakuumibwa abazungu

AIDO Network International etongozza kaweefube w’okubanja ebintu by’obuwangwa bwa Africa ebikyakuumibwa abazungu

October 21, 2024
Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe

March 11, 2026
President Museveni asisinkanye abakulembeze ba NRM abakalondebwa e Masaka – acoomedde abakulembeze abasirika obusirisi ng’ab’oludda oluvuganya boogera eby’obulimba ku ntegeka za government

Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Olunaku lw’abakyala mu Buganda nga 12 March,2026 e Buwama ku Ssaza ground

March 11, 2026
Ebikwekweto mu Kampala ku Pikipiki binyinyitidde

Ab’ebyokwerinda bongedde ebikwekweto ku bavuga emmotoka eziriko obugombe obumenya amateeka

March 11, 2026
Abaasomerako ku essomero lya Gayaza High School banjulidde Obwakabaka bwa Buganda enteekateeka z’okuzimba ekifo abayizi webasinziza ku ssomero eryo – omukolo gw’okutongoza okusonda ensimbi gwa nga 21 March,2026

March 10, 2026
Richard Baabo Kamugisha akakasiddwa ku kifo kya Ssaabawandiisi w’akakiiko k’ebyokulonda mu Uganda

Richard Baabo Kamugisha akakasiddwa ku kifo kya Ssaabawandiisi w’akakiiko k’ebyokulonda mu Uganda

March 10, 2026
Omulamuzi ayongezzaayo okuwulira emisango gy’obutujju egivunaanibwa omubaka Muwanga Kivumbi ne banne – kigambibwa abamu ku bavunaanibwa baana bato tebannetuuka

Omulamuzi ayongezzaayo okuwulira emisango gy’obutujju egivunaanibwa omubaka Muwanga Kivumbi ne banne – kigambibwa abamu ku bavunaanibwa baana bato tebannetuuka

March 10, 2026
NSSF etaddewo nsalesale wa myezi 2 eri kampuni n’ebitongole ebitasasula nsimbi z’abakozi mu bujjuvu – byakusonyiyibwa engassi ey’ebitundu 10% mu kiseera ekyo

NSSF etaddewo nsalesale wa myezi 2 eri kampuni n’ebitongole ebitasasula nsimbi z’abakozi mu bujjuvu – byakusonyiyibwa engassi ey’ebitundu 10% mu kiseera ekyo

March 10, 2026

Laddu esse omusomesa e Mayuge – abadde mu kibiina ng’asomesa abayizi

March 10, 2026
Mike Mutebi eyali omutendesi w’omupiira eyabadde abuze azuuliddwa – atwaliddwa mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa

Mike Mutebi eyali omutendesi w’omupiira eyabadde abuze azuuliddwa – atwaliddwa mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa

March 9, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Government ereeta nnoongosereza mu tteeka erikwata ku mpeereza ya kooti ezisookerwako

March 9, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

AIDO Network International etongozza kaweefube w’okubanja ebintu by’obuwangwa bwa Africa ebikyakuumibwa abazungu

by Namubiru Juliet
October 21, 2024
in Amawulire
0 0
0
AIDO Network International etongozza kaweefube w’okubanja ebintu by’obuwangwa bwa Africa ebikyakuumibwa abazungu
0
SHARES
118
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omukago ogulwanirira eby’obuwangwa n’ennono mu Africa ogwa AIDO network International gusabye abakulembeze mu kkaddiyizo lya Bungereza ne mu matendekero agenjawulo, bakole ku nteekateeka eddiza abakulembeze bÉnnono ebintu ebyÓmuwendo byonna ebikyali mu makaddiyizo agenjawulo, bikozesebwe mu kutumbula ebyobulambuzi mu Africa.

Mu nsisinkano ne bannamawulire ebadde ku Exelsis Hotel e Kisaasi egendereddwamu okunnyikiza Obumu mu bakulembeze bÉnnono era nga guno mulundi gwa kusatu nga basisinkana, bategeezezza nti ssemazinga wa Africa afumbekeddemu ebyobulambuzi ebyetoloolera ku buwangwa, kyokka nga bingi bikyali mu mikono gyÁbazungu abaali abafuzi b’amatwale.

President wÓmukago gwa AIDO Network International Paul Jones Eganda, ategeezezza nti wakyaaliwo enzikiriziganya ezenjawulo ezigenda mu maaso,  wakati wÁbakulembeze bÉnsikirano mu Africa nábaddukanya ekkaddiyizo lye Bungereza okulaba nga ebyomuwendo bino biddizibwa, kyokka nga kino kirina kukolebwa oluvannyuma lwÓkukkiriziganya.

Eganda ategeezezza nti ebimu ku bintu eby’omuwendo ebikyali mu bazungu ebyetaaga okuzzibwa mu Africa mulimu Engoma, Ebibbo,Embira , Obwambe obwedda, Omutwe gwe Luzira, Zzaabu nébintu ebirala bingi , nga bino ssinga bizzibwa mu Africa eby’obulambuzi byakwongera okugundiira.

Ghana yeemu ku mawanga agaali gaddiziddwa ebintu byayo byonna eby’omuwendo kyokka byagiweebwa okumala emyezi ebiri gyokka, nebizzibwayo e Bungereza ku bigambibwa nti teyalina busobozi bubikuuma nga tebitaataganyiziddwa.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekutte abantu 3 mu Kampala- bakwatiddwa n’ennyama y’ente eteeberezebwa okuba ey’ente enzibe
  • President Museveni asisinkanye abakulembeze ba NRM abakalondebwa e Masaka – acoomedde abakulembeze abasirika obusirisi ng’ab’oludda oluvuganya boogera eby’obulimba ku ntegeka za government
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye emikolo gy’amazaalibwa ge ag’emyaka 71 gikuzibwe ku eklesia ya Arthodox e Namuηηoona – olukiiko oluteesiteesi lulangiriddwa
  • Olunaku lw’abakyala mu Buganda nga 12 March,2026 e Buwama ku Ssaza ground
  • Ab’ebyokwerinda bongedde ebikwekweto ku bavuga emmotoka eziriko obugombe obumenya amateeka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist