• Latest
  • Trending
  • All
Abantu 11 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro oguvudde ku mmotoka y’amafuta egudde e Matugga

Abantu 11 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro oguvudde ku mmotoka y’amafuta egudde e Matugga

October 22, 2024
UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025

UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025

March 25, 2026

Omwoleso gwa Taste Of Uganda Agro-Trade Exhibition 2026 gutongozeddwa gwakubeera Bungereza -okusitula akatale k’ebyamaguzi bya Uganda eby’obulimi n’obulunzi

March 24, 2026

Bannakibiina kya NRM 23 bebakaggyayo empapula okuvuganya mu kalulu k’okujjuza ebifo by’ababaka ba parliament ya EALA

March 24, 2026
Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

Mulasa Foundation etandise okukwasizaako abaana b’e Mityana ng’ebawa ebikozesebwa ku masomero – kawefube wakusitula byanjigiriza

March 24, 2026
Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

March 24, 2026
Ababaka ba parliament 30 abatajjira mu kibiina kyonna eky’ebyobufuzi mu parliament eye 12 basse omukago ne NRM

Ababaka ba parliament 30 abatajjira mu kibiina kyonna eky’ebyobufuzi mu parliament eye 12 basse omukago ne NRM

March 23, 2026
Police ezudde emmundu eyabbibwa ku mukuumi wa Stabex e Matugga

Police ezudde emmundu eyabbibwa ku mukuumi wa Stabex e Matugga

March 23, 2026
FUFA ewadde ba ddifiri 6 ebibonerezo – ebalanga gudibaga mupiira gwa Uganda Premier League

FUFA ewadde ba ddifiri 6 ebibonerezo – ebalanga gudibaga mupiira gwa Uganda Premier League

March 23, 2026
Wazzeewo okukubagana empawa ku bifo by’abakaba ba Uganda abakiika mu EALA – abaalondeddwa okukiika mu parliament ya Uganda

Wazzeewo okukubagana empawa ku bifo by’abakaba ba Uganda abakiika mu EALA – abaalondeddwa okukiika mu parliament ya Uganda

March 23, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Emmotoka eyingiridde ennyumba y’omutuuze e Luweero – abantu 2 bafiiriddemu

March 22, 2026
Okusaala Eid Elfitr 2026 – Jajja w’Obusiraamu Omulangira Nakibinge asabye government efulumye alipoota enzijuvu ku bantu 7 abattibwa mun kulonda kw’e Butambala

Okusaala Eid Elfitr 2026 – Jajja w’Obusiraamu Omulangira Nakibinge asabye government efulumye alipoota enzijuvu ku bantu 7 abattibwa mun kulonda kw’e Butambala

March 20, 2026
Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

March 20, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu 11 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro oguvudde ku mmotoka y’amafuta egudde e Matugga

by Namubiru Juliet
October 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abantu 11 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro oguvudde ku mmotoka y’amafuta egudde e Matugga
0
SHARES
212
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Police yakazuula emirambo 11 egy’abantu abafiiridde mu muliro ogukutte emmotoka y’amafuta ku kyalo Kigoogwa e Matugga, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Bombo.

Abantu abalala abasoba mu 10 nabo baddusiddwa mu ddwaliro e Bombo nga bali mu mbeera mbi.

Aberabiddeko ng’omuliro gubwatuka, bagamba nti waliwo adduse ekiwalazzima ng’atuuntumuka omuliro, agudde ku kkubo era eyo gy’afiiridde.

Abantu abakoseddwa kuliko ababadde bagenze okwesenera ku mafuta, abalala babadde munju zabwe abalala mu maduuka nga bali ku mirimu gyabwe bakakkalabya.

Akabenje kano kaguddewo ku ssaawa nga zigenda okuwera 10 ez’emisana,  nga 22 October,2024.

Amayumba 7 nago gasirikkidde mu njega eno.

Omuduumizi wa Police atwala ekitundu ekyo Moses Nanoka agambye nti omugoba wa mmotoka evuddeko akabenje akwatiddwa, era agenda kubayambako okwongera okunoonyereza okuzuula ekituufu ekivuddeko emmotoka eno okugwa n’ekwata omuliro ogusse abantu.

Agambye nti emirambo gitwaliddwa mu ddwaliro e Mulago okwongera okwekebeggyewa, era nga ne bannyinijo bakusooka okugyibwako endagabutonde okukakasa, olw’okubanga gyonna giyidde nnyo negyifuuka bisiriiza.

Bisakiddwa: Tonny Ngabo

Ebifaananyi: Ssendegeya Muhammad

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025
  • Omwoleso gwa Taste Of Uganda Agro-Trade Exhibition 2026 gutongozeddwa gwakubeera Bungereza -okusitula akatale k’ebyamaguzi bya Uganda eby’obulimi n’obulunzi
  • Bannakibiina kya NRM 23 bebakaggyayo empapula okuvuganya mu kalulu k’okujjuza ebifo by’ababaka ba parliament ya EALA
  • Mulasa Foundation etandise okukwasizaako abaana b’e Mityana ng’ebawa ebikozesebwa ku masomero – kawefube wakusitula byanjigiriza
  • Amasomero g’Obwakabaka n’aga bannamikago gakiise embuga mu nkola ya Tondeka mu Luwalo – galeese obukadde bwa shs 92

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist