• Latest
  • Trending
  • All
Abagambibwa okukusa abantu okubatwala e Libya 5 bakwatiddwa

Abagambibwa okukusa abantu okubatwala e Libya 5 bakwatiddwa

March 18, 2024
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abagambibwa okukusa abantu okubatwala e Libya 5 bakwatiddwa

by Namubiru Juliet
March 18, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abagambibwa okukusa abantu okubatwala e Libya 5 bakwatiddwa
0
SHARES
99
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ministry evunanyizibwa ku ensonga zomunda mu ggwanga  ekutte abantu 5 ku bigambibwa nti basangiddwa nga bakukusa abantu okubatwala e Libya, nga babasuubizza emirimu wabula olubatuusa eyo nebabawamba.

Kigambibwa nti abakukusa abantu bano olubatuusa eyo nga babaggyamu ebimu ku bitundu by’omubiri, abalala  batandika okukanda abenganda zabwe ensimbi.

Abakwatte ye Gathuoth Daniel Kai, Ruai Riathinga nga bano bannansi ba South Sudan Sako Abdi Qadir Ali ye munnansi wa Somalia, abagambibwa okuluka olukwe lw’okukukusa abantu.

Kigambibwa nti basinga kutwala bannansi ba Somalia ababundabunda mu Uganda  mu bitundu okuli  Kisenyi , Mengo n’abalala.

Okusinziira ku kitongole ekivunanyizibwa ku ensonga zomunda mu ggwanga, ababantu abakukusibwa babadde babayisa ku nsalo ye Elegu okutuuka mu South Sudan gyebayita okutuuka mu ggwanga lya Libya.

Kigambibwa nti babatwala nga babasuubiza emirimu emisava, wabula bafundikira bagiddwamu ebimu ku bitundu byabwe ebyomubiri omuli n’okusaba abantu babwe ssente eziri wakati we mitwalo gya dollar 25,000 ne 30,000.

Basaalirwa Kigenyi okuva mu ministry ye ensonga zomunda mu ggwanga mu office erwanyisa ekikukusa bantu asinzidde mu lukungaana lwa banamawulire ku kitebe kya police e Nagguru, nategeeza nti abakwate basaba ensimbi  ezo era abalemererwa okuziwaayo, babakwata ku butambi nga batulugunyizibwa ne buwerezebwa abantu babwe.

Agambye nti baliko ensisinkako ezenjawulo zebatandise okutuulamu n’abamu kubakulembeze baba Somalia mu Uganda okulaba engeri gyebanogeramu ekizivu kino eddagala.

Mu ngeri yeemu Basaalirwa ategeezezza nti waliwo abantu abalala ba 2  baakwatiddwa lubona nga baliko abantu bebakunganyizza mu bitundu bye Gomba, nga babasuubizza emirimu gy’okukola mu masamba, wabula nebatwalibwa mu mawanga abalala mungeri emenya amateeka.

Abakwatte ye Ndayisenga Piere ne  Serungaya Shaban era Basaalirwa agamba nti bano bakuyambako mukunoonyereza.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -