• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka buyisizza ebiteeso okukwasizaako abavubuka okufuuka ab’obuvunaanyizibwa era abalimu ensa

Obwakabaka buyisizza ebiteeso okukwasizaako abavubuka okufuuka ab’obuvunaanyizibwa era abalimu ensa

April 10, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

Okusabira omugenzi Joseph Kabenge – Taata wa Fabian Kasi Ssenkulu wa Centenary bank

May 14, 2025

Police e Naggalama esse abantu 2 abagambibwa okubeera ababbi b’ente

May 14, 2025
Okusunsulamu eza FIBA Basketball World Cup 2027 – Uganda Silverbacks eteekeddwa mu kibiinja D ekya Africa

Okusunsulamu eza FIBA Basketball World Cup 2027 – Uganda Silverbacks eteekeddwa mu kibiinja D ekya Africa

May 14, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka buyisizza ebiteeso okukwasizaako abavubuka okufuuka ab’obuvunaanyizibwa era abalimu ensa

by Namubiru Juliet
April 10, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Obwakabaka buyisizza ebiteeso okukwasizaako abavubuka okufuuka ab’obuvunaanyizibwa era abalimu ensa
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza ebiteeso ku ngeri yÓkukwasizaako Abavubuka abÓmulembe guno, okufuuka abantu abensonga abasaanira mu nteekateeka ez’enjawulo era nga balina ensa mu buli kyebakola.

Olusirika luno lutambulidde ku mulamwa ogugamba nti “Okusoosowaza abavubuka  n’okussa mu nkola enteekateeka z’Obwakabaka”.

Ebiteeso ebiyisiddwa bisomeddwa  ssentebe wÓlukiiko lwa Nnamutayiika wÓbwakabaka, Omumyuuka asooka owa katikkiro Owek Dr Hajji Prof Twaha Kawaase Kigongo.

Mubaddemu;

-Okutendeka Abavubuka ku nsonga zÓbwakabaka mu buli ntekateeka yonna ekolebwa mu Buganda, okuviira ddala mu Maka.

-Okutondawo Ebyooto eby’Abakugu ebituumiddwa “Magezi Muliro”

-Enteekateeka engenderere eyÓkulera abavubuka , batuuke ku mutendera gwÓkukulira ebitongole byÓbwakabaka byonna.

-Okutumbula ekitone kyÓkuzina Amazina Amaganda mu Buganda, nga kino kiri wansi wÓkutumbula Obumu.

-Okutandikawo Buganda Youth Environment Network, egenda okukuuma Obutondebwensi.

-Enkola eyÓkubunyisa kaweefube wÓkwawula Kasasiro avunda nÁtavunda.

-Okubunyisa enkola ya tekinologiya mu Bavubuka bÓmulembe Omutebi.

-Okwagazisa abavubuka mu Bwakabaka bayingire ebitongole byÓkwerinda babugirize Namulondo.

-Okutegekawo empaka za Ba sserurungi bÓbwakabaka nékigendererwa ekyokutumbula empisa mu baana Abalenzi, nÓkumanya abalenzi webayimiridde ku nsonga za Buganda, Uganda Africa nÉnsi yonna.

Ebiteeso bino biyisiddwa mu lusirika lw’abakulira emirimu egy’enjawulo mu Buganda olumaze ennaku 2, nga lubumbujjira ku Muteesa I Royal University e Kakeeka Mengo.

Bwabadde aggalawo Olusirika luno,  Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti Okusoosowaza Abavubuka mu Bwakabaka kye kimu ku bigenda okuzza Buganda ku ntikko, naasaba abakulembeze babakwasizeeko.

 

Katikkiro asabye abakutte ku bavubuka babakolemu Omulimu oguweesa Obwakabaka ekitiibwa, nga babeewaza Obulyaake, okukola ennyo nga beerufu, nÓkwagala ennyo Kabaka waabwe.

Mu nteekateeka eno, ba minister b’Obwakabaka n’abakugu abalala balambise abakulira emirimu egyenjawulo, ebirina okusoosowazibwa mu kuziimba abavubuka ab’ensa era abajjudde, mu  by’obulamu, ebyenjigiriza, eby’emirimu, obukulembeze, obutonde bw’ensi, empisa, eby’obulimi, obuyonjo, okuteekateeka amaka  technologia n’ebirala.

Minister wÉbyobuwangwa Ennono, Embiri n’ebyokwerinda mu Bwakabaka Owek Dr Anthony Wamala, alaze obwetaavu bwÓkwagazisa abavubuka mu Bwakabaka okuyingira ebitongole byÓbweegassi, kiyambe Obwakabaka okubeera nÁbaweereza abaabwo ate nga batendekeddwa bulungi.

 

Minister wÉbyobulimi , Obuvubi nÓbweegassi Owek Hajji Amiisi Kakomo ategeezezza nti Obwakabaka bwakwongera amaanyi mu kutumbula Obweegassi, nga ku mulundi guno busazeewo okukwatagana neezimu ku Banka engundiivu.

Olusirika luno lwetabiddwaamu Bajjajja Abataka abakulu bÓbusolya, Ba minister bÓbwakabaka, Abaami bÁmasaza ne Ba Ssenkulu n’abakulira zi bboodi zÉbitongole mu Bwakabaka.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde
  • UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME
  • America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba
  • NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu
  • Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -