• Latest
  • Trending
  • All
Ebitongole by’eddembe ly’obuntu byagala police eweebwe ensimbi ezimala yetegekere akalulu ka 2026 – ereme kukozesebwa bannabyabufuzi

Ebitongole by’eddembe ly’obuntu byagala police eweebwe ensimbi ezimala yetegekere akalulu ka 2026 – ereme kukozesebwa bannabyabufuzi

August 19, 2024
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ebitongole by’eddembe ly’obuntu byagala police eweebwe ensimbi ezimala yetegekere akalulu ka 2026 – ereme kukozesebwa bannabyabufuzi

by Namubiru Juliet
August 19, 2024
in CBS FM
0 0
0
Ebitongole by’eddembe ly’obuntu byagala police eweebwe ensimbi ezimala yetegekere akalulu ka 2026 – ereme kukozesebwa bannabyabufuzi
0
SHARES
83
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ng’akakiiko k’ebyokulonda aka Uganda electoral Commission kaafulumizza enteekateeka y’okulonda kw’abakulembeze mu 2026, abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu, bagamba nti kye kiseera ne government okutandika okuwa police ensimbi okweteekerateekera akalulu ako.

Bagamba nti ebikolwa bingi ebirinnyirira eddembe ly’obuntu ebizze birabikira mu kulonda okuyise, nga birimu n’okuyiwa omusaayi.

Ssentebe w’akakiiko k’eddembe ly’obuntu mu district ye Wakiso Elly Kasirye

Ssentebe w’akakiiko k’eddembe ly’obuntu mu district ye Wakiso Elly Kasirye mukwogerako ne CBS FM Emmanduso agamba nti singa police teweebwa nsimbi zimala,  eggwanga lyolekedde okufuna obutabanguko mu kulonda okujja.

Elly Kasirye mu ngeri yeemu ayambalidde abakulembeze abamu abefunyiridde okulemesanga buli nteekateeka za government  wamu n’obuweereza obuletebwa ebitongole byanakyewa okuyambako abatuuze, nti  nga basooka kubasaba nsimbi okubaako kyebakola mu bitundu byabwe.

Hadija Nansubuga omulwanirizi w’eddembe ly’ obuntu mu kitongole kya Paradigm for social Justice and Development PSD agamba nti ekyewunyisa nti eggwanga lituuse mukaseera akazibu nga buli muntu okubaako kyakola asooka kubuuza ye  wafunira ng’omuntu okwekkusa.

Wabula mu mbeera eno, abamu kubakulembeze okubadde Mathias Birungi Ssemujju amyuka ssentebe w’eggombolola ye Mende agamba nti ng’abakulembeze nabbo basanga akaseera akazibu nga bamaze okulondebwa, olw’abalonzi okubasaba ensimbi ekiyitiridde nga babajuliza nga bwebaabaalonda, olwo obuvunanyizibwa bwonna nebabutikka bakulembeze.

Bisakiddwa: Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF
  • Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi
  • Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -