• Latest
  • Trending
  • All
Government eweerezza obuwumbi bwa shs 7 n’obukadde 687 ez’okukola emirimu egiggalawo omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024

Government eweerezza obuwumbi bwa shs 7 n’obukadde 687 ez’okukola emirimu egiggalawo omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024

April 12, 2024
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government eweerezza obuwumbi bwa shs 7 n’obukadde 687 ez’okukola emirimu egiggalawo omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024

by Namubiru Juliet
April 12, 2024
in Amawulire
0 0
0
Government eweerezza obuwumbi bwa shs 7 n’obukadde 687 ez’okukola emirimu egiggalawo omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024
0
SHARES
123
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government  okuyita mu Ministry y’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga efulumizza ensimbi trillion 7 n’obuwumbi 687, ezigenze okuddukanya emirimu mu bitongole ebyenjawulo.

Ensimbi zino zakusaasanyizibwa mu myezi 3 ez’ettunduttundu eryokuna erisembyeeyo ery’omwaka gwebyensimbi 2023/2024.

Trillion 1 n’obuwumbi 872 zigenze kusasula misaala gy’abakozi ba government songa obuwumbi 529 zigenze mu nteekateeka ya parish development model, neziwera ensimbi trillion 1 n’obuwumbi 59 government zeesindiise mu nteekateeka ya parish model mu mwaka gwebyensimbi guno 2023/2024.

Obuwumbi 312.291 government eziwaddeyo eri ebitongole byaayo okusasula akasiimo kabaaliko abakozi baayo okuli Pension ne Gratuity.

Obuwumbi 239 bugenze mu government ez’ebitundu nga kuliko obuwumbi 109 ezigenda mu masomero ga government eza capitation grant ez’olusoma lw’omwaka olwokubiri.

Obuwumbi 189 zigenze mu kitongole kya Uganda Road Fund okuddaabiriza enguudo,   obuwumbi 90 zisindiikiddwa mu kitongole ky’eggwanga ekivunanyizibwa ku kugula eddagala mu malwaliro ga government ki National Medical store.

Amagye gaweereddwa obuwumbi 312.

Police  ewereddwa obuwumbi 60, ekitongole kyamakomera kifunye obuwumbi 72 songa ebitongole ebikessi okuli ekya ISO ne ESO bifunye obuwumbi 52.

Parliament eweereddwa obuwumbi 156 , essiga eddamuzi lifunye obuwumbi 31 songa office ya Ssabalondoozi w’ebitabo bya government efunye obuwumbi 19.52 billion.

Obuwumbi 364 bugenze mu kitongole kya UNRA okusasula ba kontulakita abakola enguudo.

Okutwaaliza awamu, mu mwaka gwebyensimbi guno 2023/2024 government esaasaanyizza ensimbi trillion 7 n’obuwumbi 513 okusasula emisaala, ensako yabakozi ba goverrnment nakasiimo kabaaliko abakozi baayo.

Omuteesiteesi omukulu owa ministry y’ebyensimbi Ramathan Ggoobi bwabadde asoma enteekateeka eno, alabudde abatekeeratekeera ebitongole bya government n’abawandiisa abakozi, okukomya okuwandiisa abakozi abapya nga ng’abakwatibwako ebyensimbi tebagezeddwako, nti era abanaddamu okukokola bakukangavulwa.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -