• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabaminisita Robinah Nabbanja yenyumiriza mu “government y’abavubi” byekoze ebikoze

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja yenyumiriza mu “government y’abavubi” byekoze ebikoze

January 17, 2024
Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 18, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja yenyumiriza mu “government y’abavubi” byekoze ebikoze

by Namubiru Juliet
January 17, 2024
in CBS FM
0 0
0
Ssaabaminisita Robinah Nabbanja yenyumiriza mu “government y’abavubi” byekoze ebikoze
0
SHARES
207
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja aliko ensonga ez’enjawulo zaalambuludde zeyenyumiririzaamu, mu bbanga ery’emyaka 2 n’ekitundu gyeyakamala mu kifo kino.

Ssaabaminisita abadde mu ppulogulaamu ya Kkiriza Oba Gaana ku 89.2 Emmanduso, eweerezebwa Meddie Nsereko Ssebuliba.

Meddie Nsereko Ssebuliba omuweereza wa ppulogulaamu Kkiriza Oba Gaana

Nga 17 January,2024 okuva ku ssaawa emu eyakawungeezi okutuuka ku ssaawa ssatu ez’ekiro.

Ssaabaminisita Nabbanja agambye nti kimusanyusa okulaba nga bannansi basiimu ku mirimu egyenjawulo egizze gikolebwa Government n’enteekateeka ezikolebwa okubakulaakulany omuli Parish Development Model n’Emyooga.

Agambye  ye ssaabaminisita asoose okuddamu ebibuuzo ebibuuzibwa ku nsonga ez’enjawulo mu parliament biwera 1,269, nga bikwata ku buweereza bwa government eri bannauganda.

Akaatirizza nti eno government gyayongedde okuyita ey’abavubi nti ekoze ebirungi ebitabangawo ( oluvannyuma lw’akalulu ka 2021,president Museven ba minister beyasooka okulonda mu kabinenti empya yabayita bavubi)

Nabbanja asambazze ebigambibwa nti Uganda amabanja gagiri mu bulago, nti nga gaweza trillion 97, ategeezezza nti ye amabanja g’amanyi gali trillion 87.

Ebinnya mu Kampala ssaabaminisita asuubiza nti mu banga ttono bigenda kubeera lufumo , nti mubanga amagye ga SFC omulimu guno gaagutandikako era gakoze bulungi.

Ayogedde ku butebenkevvu mu ggwanga, enguudo eziri mu mbeera embi okuli ez’e Masaka, saako oluguudo oluva e Nateete okudda e Nakawuka nti lutandise okukolebwa.

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja agambye nti Billion za shs 18 zebaagyanga ku bantu okubakebera Covid 19 ku kisaawe e Ntebbe,    nga bayita mu kkampuni ya test and fly baaziwaayo mu nteekateeka y’okuzimba ekisaawe ky’ennyonyi Entebbe.

Agambye nti ku nsonga z’eby’obulamu waliwo entegeka ekolebwa buli Ggombolola yakubaamu omuzaalisa.

Eddwaliro lye Mulago kati lirongoosa emitima ababadde bagenda India bawonye okutindiga engendo.

Bwabuziddwa eddwaliro erye Lubowa  ssaabaminisita agambye nti Peneti yafunamu obutakaanya ne ba contractor, neriyimirira, wabula nti balina essuubi nti lyakuggwa era lijanjabe bannauganda.

Asekeredde abali ku ludda oluvuganya government nti nebwebanegatta emirundi n’emirundi NRM yakubawangula emirundi gyonna.

Agambye nti abategeka okwekalakaasa nga balaga obutali bumativu eri ebikyamu ebigenda mu maaso,  ng’enguudo embi n’amalwaliro obutabaamu ddagala okuli n’abasibe abakwatibwa olw’ebyobufuzi abalemedde mu makkomera abalabudde nti tebageza nti kubanga police ebetegekedde.

Ssaabaminisita agambye nti ebisinga okumusanyusa ye eklezia n’ennyimba za mukama.

Bwabuziddwa gyeyeraba mu maaso agambye nti emikisa mu ggwanga mingi ddala singa oba nga wetegese bulungi ng’ate werabirira, ntk n’olwekyo bingi byakyasuubira okukola okuweereza bannauganda.#

Bikungaanyiziddwa:  Tamale GeorgeWilliam

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Uganda Airlines mu butongole etandise engendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025
  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -