• Latest
  • Trending
  • All
Ababaka Ssegirinya ne Ssewannyana bazeemu okukiikirira abantu babwe mu parliament

Ababaka Ssegirinya ne Ssewannyana bazeemu okukiikirira abantu babwe mu parliament

April 4, 2023
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ababaka Ssegirinya ne Ssewannyana bazeemu okukiikirira abantu babwe mu parliament

by Namubiru Juliet
April 4, 2023
in CBS FM
0 0
0
Ababaka Ssegirinya ne Ssewannyana bazeemu okukiikirira abantu babwe mu parliament
0
SHARES
310
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ababaka ba parliament owa Kawempe North Muhammed Ssegirinya nowa Makindye west Allan Ssewanyana tebafunye mukisa kwogerako mu parliament.m oluvannyuma lw’ebbaga erisoba mu mwaka mulamba n’ekitundu nga bali mu kkomera.

Ababaka bano baayimbuddwa ku kakalu ka koyi ku misango gy’ettemu ly’ebijambiya ebyali mu bitundu bye Buddu mu mwaka gwa 2021, abantu abasoba mu 30 bebaattibwa.

 Ababaka bano betabye mu lutuula lwa parliament, era  Nampala w’oludda oluwabula government John Baptist Nambeshe asabye omumyuka wa sipiika Thomas Tayebwa ababaka abo abaweeyo akadde babeeko kyebogera.

Wabula sipiika abagaanye nti tebabadde ku lukalala lwe byo ebirina okuteesebwako oba olwabo abalina okuwa statement mu parliament.

John Baptist Nambeshe era yegayiridde Thomas Tayebwa akkirize ababaka bano babeeko kyebogera eri parliament olwokuba nti bamaze ebbanga ddene  nga tebogerako eri parliament n’eggwang lyonna, wabula era sipiika neyeerema,   nti okusaba kwabwe kuweeresswayo kikeerezi.

Omumyuka wa sipiika Tayebwa ategeezezza ababaka nti parliament erina amateeka agagifuga era gegoberera ng’rkola emirimu gyayo gebatasobola kumala gayisaamu maaso.

Asabye ababaka abo olunaku olunaku oluddako okukeerako mu office ye basobole okuteekebwa ku lukalala lwebyo ebirina okukubaganyizibwako ebirowoozo(order paper).

 Ababaka bano oluvanyuma lw’okufuluma ekisenge omutesezebwa bogeddeko eri abamawulire ku parliament ne banyonyola byebayisemu nga bali mukomera e Kigo.

Omubaka Mohammed Ssegirinya ategeezezza nti wadde akyalumizibwa naye awulira esanyu olwokuba nti asobodde okuyingirako mu kisenge awatesezebwa omulundi gwe ogusosse bukyanga alondebwa,  nti kuba bweyali tanakwatibwa, parliament yatuula nga bweru mu weema olwa Covid19.

Ate ye Allan Ssewanyana yebazizza omutonzi olwokumusobozesa okuva mu komera nga akyasoboola okussa, era bwatyo nawera naye okufuba okutuukirizza ebyo byeyasuubiza abantu be abaamulonda.

Bisakiddwa: Ssebadduka John Paul

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga
  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament
  • Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya
  • Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -