• Latest
  • Trending
  • All
Minister Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka ly’ekisaawe ekyasendeddwa e Busaabala

Minister Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka ly’ekisaawe ekyasendeddwa e Busaabala

May 16, 2022
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Minister Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka ly’ekisaawe ekyasendeddwa e Busaabala

by Namubiru Juliet
May 16, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minister Nabakooba ayingidde mu nsonga z’ettaka ly’ekisaawe ekyasendeddwa e Busaabala
0
SHARES
91
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Minister w’ettaka Judith Nabakooba

Minister w’ettaka mu ggwanga Judith Nabakooba awandiikidde Ssaabaduumizi wa Police Martin Okoth Ochola, alagire abasirikale be okufulumya obutambi bwa camera ku byaliwo, ng’ekisaawe kye Busaabala kisendebwa.

Minister Nabakooba okutuuka okuwa ekiragiro kino abadde Busaabala ngaali nábakulembeze mu district ye Wakiso, aba Municipality ye Makindye Ssabagabo saako abebyókwerinda mu kitundu.

Abaasenda ekisaawe kye kyalo bakikola budde bwa kiro ekyakessa ku lwókubiri lwa wiiki ewedde.

Mu lukiiko olwetabyemu minister Nabakooba n’abakulembeze abalala,  abatuuze battotodde engeri ekisaawe kino gyekiyambye okutumbula ebitone,okutegekerako emikolo gya government Emizannyo gya Masomero nébintu ebirala.

Abakulembeze mu kitundu kino nga bakulembedwa Mayor wa Municipality eno Ssalongo Kabuzu Godfrey Ssemwanga, ssentebe we Gombolola ye Masajja Kiyaga John Baptist eyali Omubaka we kitundu kino Ssempala Emmanuel Kigozi Ssajjalyabeene, Omubaka we kitundu kino David Sserukenya, basabye  Minister okunonyereza ku bamu ku bannabwe abekobaana n’ebitongole ebikuuma ddembe, nebatandika okutigomya ebyalo nókubabbako ettaka lyabwe.

Omubaka wa Gavumenti mu district ye Wakiso Justine Mbabazi alambise nti government esaanidde okukola ekisoboka okulwanyisa gogolimbo ayetobese mu bakulira akakiiko ake byettaka mu district ye Wakiso, nga yandiba nga yavaako ekibba ttaka mu bitundu bino.

Amyuka Omubaka wa government mu Municipality ye Makindye Ssabagabo Mark Bahengana, alambise nti okunonyereza okwakoleddwa kulaga nti abagambibwa okuba bannyini ttaka okuli ekisaawe kino, tebalina biwandiiko bituufu era abamu kubano baayitidwa okwetaba mu lukiiko luno okutangaaza abatuuze ku nsonga zaabwe nebatalabikako.

Wano Minister Judith Nabakooba wasinzidde nalagira Police okunonyereza bannyini Mmotoka ezakozesebwa okusenda ekisaawe kino bakwatibwe, nga ne Ministry bwekola okunonyereza ku bagambibwa okuba bannyini ttaka lino.

Bisakiddwa:Ssebuliba William

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -