• Latest
  • Trending
  • All

Okukuza olunaku lwa kabuyonjo, Uganda esaasanya buwumbi lwabutaba na kabuyonjo.

November 19, 2021
Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

May 21, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi

May 21, 2025
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okukuza olunaku lwa kabuyonjo, Uganda esaasanya buwumbi lwabutaba na kabuyonjo.

by Namubiru Juliet
November 19, 2021
in Amawulire, Features, Health, Opinions
0 0
0
0
SHARES
169
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olunaku lwa leero Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku birungi by’okukozesa kabuyonjo okulwanyisa endwadde n’okutumbula obuyonjo. 

Uganda buli mwaka efiirwa obuwumbi bwa shilling za 150 mu kujanjaba endwadde  eziva ku butabeera na kabuyonjo, ng’abantu basaasanya embitambi buli webasanze ekiretera endwadde eziva ku buligo okweyongera naddala ekiddukano ky’omusaayi.

Olunaku lwa leero Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku birungi by’okukozesa kabuyonjo okulwanyisa endwadde n’okutumbula obuyonjo. 

Okunoonyereza okukoleddwa ekitongole ekinoonyereza ku mbeera z’abantu ki Community Integrated Development Initiative CIDI kulaze nti mu Kampala ne Wakiso abantu ebitundu 64% tebalina kabuyonjo zisaanidde, ekiviiriddeko abantu okusaasaanya embitambi neggweera  mu nzizi omuva amazzi abantu gebakozesa mu maka.

Okunoonyereza kwe kumu kulaze nti mu Kampala ne Wakiso enzizi ebitundu 90% zijjuddemu obukyafu obutagambika, nga buva ku zikabuyonjo ezizimbibwa mu nkola etatuukiridde.

Ssenkulu wékitongole ki CIDI mu Uganda Hellen Kasujja asinzidde Mutungo mu kujaguza olunaku luno , naasaba gavumenti ebeeko kyekola ku kubunyisa zikaabuyonjo ez’omulembe mu bifo omubeera abantu abangi, omuli Obutale,amasomero, amasinzizo ne ku Nguudo zi mwasa njala nébifo ebirala.

Hellen Kasujja agamba nti ne kabuyonjo ez’ebinnya naddala mu bitundu eby’ebibuga nti zisaanidde zidibizibwe bazimbe ezikozesa amazzi nti kubanga ez’ebinnya zonoonya amazzi abantu gebakozesa.

Omwaka gwa 2018 wegwatuukira, nga Uganda abantu ebitundu 79% bebaalina kabuyonjo  mu maka gabwe, ebitundu 11% nga bakozesa ku z’abaliraanwa, ate ebitundu 10 % nga beyambira webasanze naddala mu nsiko, mu myala n’abalala mu buveera n’emikebe gyebakasuka buli webasanze.

Okusiziira ku ministry y’eby’obulamu, abantu bagezezzaako okuzimba zi kabuyonjo, era nga basuubira nti omwaka 2030 gunaaba tegunatuuka  Uganda ejjakuba etuuse ku bitundu 100% ng’abantu bonna balina kabuyonjo, ng’emu ku nteekateeka y’ebiruubirirwa by’ensi yonna ebyenkulakulala bwerambikiddwa (SDG 6) .

Alipoota ya ministry era eraga nti  ekitundu kye Karamoja kyekikyasinga omuwendo omunene ogw’abantu abatakozesa kabuyonjo ng’abasinga beyambira mu nsiko.

Ekitundu ky’obukiika ddyo bwa Uganda ng’obalaamiriza odda ebugwanjuba (south-western Uganda) bebasinga okubeera ne kabuyonjo, nebaddirirwa  Teso.  

Ministry eraga nti ebitundu bya Buganda bikyalimu  amaka mangi agatalina kabuyonjo naddala mu district ye Wakiso, Mityana ne Mukono.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi
  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -