Omuliro ogutanamanyika kweguvudde kikutte ekiziimbe mu Kisenyi okuliraana akatale ka St.Balikuddembe mu Kampala. Ekizimbe kino ekyetooloddwa ebipande bya kampuni ya Forte Bet esiba zzaala. Ekivuddeko omuliro guno tekinaba kutegeerekeka.#