Mbaziira Tonny Omuweereza ku CBS emmanduso 89.2 ng’asitudde engule okuva mu HI Skool Wards ey’Omuweereza asinga okunyumisa Program.
Yawangudde n’engule endala eya Program Sunday Mega Drive nga program y’omwaka.
Sunday Mega Drive eweerezebwa ku CBS Emmanduso buli Sunday okuva ku ssaawa emu eyokumakya okutuuka ku ssaawa nnya (7am-10am).
Mbaziira Tonny aweereza ne program endala eyitibwa Township Tunes agiweereza ne Sophie Tebi, buli lunaku okuva ku ssaawa musanvu okutuuka ku ssaawa kkumi ez’olweggulo, okuva ku Monday okutuuka ku Friday.