Government erangiridde nti olunaku lw’okujjukira n’okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu egenda kulukuliza mu district ye Buyende mu Busoga.
Dr.Vincent Bagambe abadde ku media Centre nu Kampala n’asaba buli muntu okukola kyasobola mu buwobozi bwe okulwanyisa siriimu.
Waliwo okutya okwakawuka okwongera okusaasaanira mu bawala abato n’abasajja abakulu.#











