• Latest
  • Trending
  • All
Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC

Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC

November 29, 2023
Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025

May 28, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo

May 28, 2025
Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

May 28, 2025
Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders

Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

May 28, 2025

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

May 27, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC

by Namubiru Juliet
November 29, 2023
in Amawulire
0 0
0
Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC
0
SHARES
89
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kooti ejulirwamu egaanye okuyimiriza enteekateeka z’okutwala n’okutunda eby’obugagga by’obusiraamu ebya Uganda Muslim Supreme Council (UMSC) oluvannyuma lw’okulemererwa okusasula ebbanja lya buwumbi bwa shs 18.9, ezibabanjibwa Justus Kyabahwa.

Omulamuzi Christopher Gashirabake agambye nti Uganda muslim Supreme Council eremereddwa okuleeta obujulizi obulaga nti okujulira kwebaasooka okuteekayo mu kooti nga bawakanya sente empitirivu Kyahabwa z’ababanja, nti banaakuwangula.

Omulamuzi Gashirabake agambye nti Kyabahwa yaddukira mu kooti ng’ayagala bwenkanya, n’olwekyo ekiragiro ekyayisibwa Commercial Court  nga 16th November,2023, nga kimukkiriza okutunda eby’obugagga by’obusiraamu kigende mu maaso nga kissibwe mu nkola yesasule.

Ebimu ku by’obugagga ebiri mu lusuubo kuliko plot 30 ku William Street, plot 23 – 25 ziri ku Old Kampala era kwekutudde omuzikiti omukulu,waliwo ettaka eriri e Kyanja n’ttaka eddala liwerako square mile namba liri Bukwe mu  Hoima district, eddala liri Jinja ne Mbale .

Singa Uganda Muslim Supreme Council eremererwa  okusasula ebbanja ery’obuwumbi 18.9 olwa nga  21 December,2023 terunayita, Justus Kyabahwa wakuba n’eddembe eritunda eby’obugagga ebyo yesasule.

Kyabahwa agamba nti yagula ettaka ku UMSC erisangibwa  mu district ye Ssembabule ku buwumbi bwa shs 3.5 mu mwaka gwa 2020.

Annyonyola nti wabula teyasobola kukozesa ttaka eryo, oluvannyuma lw’okuzuula nti ettaka lye limu Muslim Supreme Council yali yaligabako liizi eri kampuni ya ENHAS ya myaka 15, egyataandika mu 2013 -2028, kyokka neremererwa okumuddiza ensimbi ze.

Kyabahwa yasalawo okuddukira mu kooti etaawulula emisango gy’ebyenfuna eya Commercial Court, eyalagira Uganda Muslim Supreme Council okumusasula ensimbi ze nga ziteereddwamu amagoba ga bitundu 12% buli mwezi.

UMSC yawakanya ensala ya kooti era n’ejulira.

Munnamateeka wa Justus Kyahabwa nga ye Meddie Kalule, ayogeddeko eri bannamawulire oluvannyuma lw’ensala ya kooti, n’ategeeza nti amagoba ag’ebitundu 12% galambikiddwa mu ndagaano gyebaakola ne UMSC mu 2020, bwebaali beyama okuwaayo ettaka lyebaabaguza, ekyabalema okutuukiriza kati emyaka gisoba mu esatu.

Bisakiddwa: Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enseenene ne Ndiga besozze semifinal y’emipiira gy’ebika bya Baganda 2025
  • Emmotoka etomedde abaana nga bava ku ssomero e Namungoona – omu afiiriddewo
  • Okukuza olunaku lw’okwefumiitiriza ku nnaku z’abawala ez’akasanvu – government efulumizza ennambika empya
  • Bannauganda bangi abanyigirizibwa nebasirika – alipoota ya National Coalition of Human Rights Defenders
  • Uganda ekoze endagaano ne Belgium okutumbula omulimu gw’eby’obulambuzi n’ebyemikono

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -