Omutendesi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Paul Joseph Put, alangiridde ttiimu y'abazannyi 26 okwetegekera emipiira 2 egisembayo mu mpaka za FIFA World Cup Qualifiers. Paul Joseph Put...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kironze abaaliiko abazannyi ba ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes, ku kakiiko ak'emirimu egy'ekikugu aka Uganda Premier League season eya 2025/26 etandika leero nga...
Omuzibizi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Kenneth Ssemakula, yegasse ku club ya Al Adalah egucangira mu liigi y’ekibinja eky’okubiri mu Saudi Arabia. Kenneth Ssemakula bamuwadde endagaano ya myaka 2....
Government ya Uganda ng'eyita mu kakiiko kaayo akatwala ebyemizannyo aka National Council of Sports, bakwatiddeko omuvuzi w'emmotoka z'empaka nakinku Yasin Nasser, okumwanguyiza mu lugendo lwe lwaliko okuwangula egule ya Africa...
Esuubi lya Uganda okuwangulayo omudaali mu mpaka z'ensi yonna eza World Athletics Championships eziyindira mu Tokyo Japan, gyongedde okukendera oluvanyuma lwa Peruth Chemutai okulemererwa okumalako emisinde gya mita 3000 egya...
Eyaliko nakinku mu kucanga endiba mu mpaka za Masaza ga Buganda omuteebi Charles Bbaale, yegasse ku club ya Police FC mu kwongera okuggumiza ttiimu eno okwetegekera season ejja eya Uganda...