Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, ,egenda kuyingira ekisaawe okuzannya ne Chad omupiira ogw'omukwano, okwongera okwetegekera empaka za Africa Cup of Nations ez'omwaka guno 2025. Omupiira guno gugenda kuzannyibwa...
Ttiimu ya Uganda ey'omupiira ogw'ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 17 egy'obukulu eya Uganda Cubs akalulu kagisudde ku Senegal ku mutendera gwa ttiimu 32, mu mpaka z'ensi yonna eza FIFA U17 World...
Omuwuzi munnauganda Anna Gloria Muzito, awangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka z'ensi yonna eza Islamic Solidarity Games eziyindira mu kibuga Riyadh ekya Saudi Arabia. Omudaali guno aguwangudde mu muteeko...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ki FUFA kyongezayo endagaano y’omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Paul Joseph Put, ebbanga eddala lya myaka 2 n’ekitundu nga addukanya ttiimu eno. Birangiridwa...
Abawagizi ba ttiimu y’omupiira eya Sports Club Villa bakiise embuga nebasisinkana Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu Bulange e Mengo, era nga naye muwagizi wa Villa. Abawagizi ba tiimu...
Bannabyamizannyo abegattira mu kibiina kya Real Stars Sports Agency balonze omuddusi ku mutendera gw'ensi yonna Jacob Kiplimo, ng'omuddusi asinze banne omwezi oguwedde ogwa October,2025. Jacob Kiplimo okutuuka ku buwanguzi buno...
Buweekula ewangudde Ssingo ku fayinolo y'empaka z'amasaza ga Buganda 2025, eyindidde mu kisaawe e Nakivubo. Kino kye kikopo kya Buweekula kyesoose okuwangula mu mpaka z?am