Omuzannyi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes, omuwuwutanyi Bobosi Byaruhanga, yegasse ku club ya Oakland Roots egucangira mu liigi y’ekibinja eky’okubiri mu America eya United Soccer League Championship....
Read moreClub ya SC Villa Jogo Ssalongo ekiguddeko mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, UPDF egikubye goolo 2-0 mu mupiira ogunyumidde abalabi mu kisaawe ky'Amagye e Bombo. Goolo...
Read morePresident wa Vipers FC Dr. Lawrence Mulindwa yakkiriza okusaba kw'aboluganda lw'omugenzi Abubakar Lawal, okumuzaayo okuzikibwa ku butaka e Nigeria. Omulambo gwakutikkibwa ku nnyonyi ku Sunday eno nga 02 March,2025. ...
Read moreAbaddusi ku mutendera gw'ensi yonna bannauganda Joshua Cheptegei ne munne Stephen Kisa, bataka mu kibuga Tokyo ekya Japan. Bagenze okuvuganya mu misinde mubuna byalo egya Tokyo Marathon 2025. ...
Read moreAbakungu okuva mu kibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, bataka mu Uganda nga bazze okwongera okwetegereza Uganda wetuuse mu kwetegekera empaka za CHAN ez'omwaka guno 2025. Empaka zino...
Read moreAbadde omuteebi wa club ya Vipers FC eya Uganda premier league munansi wa Nigeria Abubakar Lawal afiiridde mu kabenje ku kizimbe kya Voicemail shopping Arcade e Entebbe. Okusinziira ku...
Read moreOmuteebi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Derrick Kakooza, mu butongole yegasse ku club ya KF Terbuni egucangira mu liigi y'ekibinja eky'okusatu ey'eggwanga lya Albania. Derrick...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kikakasizza baddifiri bannansi ba Cameroon nti be bagenda okulamula omupiira wakati wa Uganda ne Ethiopia mu mpaka za Women's Africa Cup of...
Read moreOmuddusi ku mutendera gw'ensi yonna munnauganda Jacob Kiplimo, akoze ekyafaayo, ataddewo record empya mu misinde gya kilo mita 21 egya Half Marathon egibadde mu kibuga Barcelona e Spain. Emisinde...
Read moreOmuzannyi wa ttiimu y’eggwanga ey’omuzannyo gw’ensero ey'abakazi eya The Gazelles, Jane Asinde, yegasse ku club ya Duran Maquinaria Ensino egucangira mu liigi ya babinywera munsi eya Spain. Jane Asinde...
Read more