Akakiiko ka parliament akasunsula ababeera balondeddwa ku bukulembeze bw'ebitongole bya government ebyenjawulo, nga kakulirwa sipiika Anitah Annet Among kasunsudde abakiise ku kakiiko akakulira eby'obulamu aka Health Service Commission Dr. Henry...
Government erangiridde nti olunaku lw'okujjukira n'okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu egenda kulukuliza mu district ye Buyende mu Busoga. Dr.Vincent Bagambe abadde ku media Centre nu Kampala n'asaba buli muntu okukola...
Obulwadde bwa sukaali businga kuva ku ndya embi, omugejjo, Omwenge, okufuweeta taaba, abantu abakuliridde mu myaka, ne mu family bwemubaamu abulina kyangu okulanda mu b'ekika abalala, saako n'abaana abazaalibwa ne sukaali. Sukaali ava...
Mu bubaka bwa Ssabasajja Kabaka bwatisse Nnalinnya Sarah Kagere ku mukolo ogw'okutongoza Kampeyini etuumiddwa TUBEERE BALAMU Community Health Campaign,Omuteregga asiimye ensiisira z'eby'obuolamu zibune mu masaza gonna okumala emyaka 3. Entegeka...
Ekitongole ky'obwanakyewa ki Stroke Foundation Uganda ekibudasbudda abantu abalina ekirwadde ky'okusanyalala kiwanjagidde government eyongere ku nsimbi n’obuvujirizi obuweebwayo okujjanjaba ekirwadde kino. Abaddukanya ekitongole kino bategezeezza nti wakyaliwo obwetaavu okusomesa bannauganda...