Police mu district ye Rukiga erina omukozi wa radio emu gwekutte ku bigambibwa nti abadde atambula ne pasitola mu kiwatu, n'ekigendererwa eky'okutiisatiisa abantu. Akwatiddwa ye Douglas Natukunda myaka 27 egyobukuli, ...
Abesimbyewo okuvuganya ku ntebe y'obwapresident mu kalulu ka 2026 bakaanyizza ku nteekateeka gyebagenda okutambuzaamu kakuyege wabwe, nabuli kifo buli omu gyalina okubeera. Abakiise babeesimbyewo 8 babadde mu nsisinkano nabakulu mu...
National Unity Platform etongozza ekitebe ky’ekibiina kino e Mbarara, nga kino kyekigenda okukwanaganya ebitundu by'obugwanjuba bwa Uganda. Office egguddwawo eri ku Kiswahiri road, okuliraana Independence Park. Ebitundu ebirala NUP byebadde...
Akakiiko kebyokulonda katandiise ku nteekateeka ey'okusiiga n'okukubisa akakonge k'akalulu k'obwa president aka 2026 nga bwekanaafaanana, oluvannyuma lw'okufuna abantu abagenda okukalabikirako. Abaasunsuddwa era abagenda okubeera ku kakonge ka president bali 8, ...
Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga ka The Electoral Commission of Uganda mu butongole kamalirizza enteekateeka y’okuwandiika n’okusunsula abanaavuganya ku ntebe y’obukulembeze bw’eggwanga mu kalulu akajja mu 2026. ...
Police ekoze enkyukakyuka mu ntambula y'ebidduka, okwerinda omugotteko gw'ebidduka ogusuubirwa ku luguudo lw'Entebbe, akakiiko k'eby'okulonda nga katandika okusunsula abagenda okuvuganya ku bwa president mu kalulu ka 2026. Okusunsula abanaavuganya kuteekeddwa...
Akasattiro kagudde mu kibiina ki Uganda Peoples Congress akakiiko kebyokulonda bwekasazeewo nti abakulu ababiri abeeyita ba president ba UPC Jimmy Akena ne Adim Dennis Enapu tekuli noomu atuukiridde okukwaata bendera...
Eklezia Katulika mu Uganda ekungubagidde Omulangira Dr Paul Mawanda Kyabaggu abadde munnamakolero omukukuutivu era munnabyanjigiriza eyafudde, oluvannyuma lw'okulwalira akaseera akatono. Omulangira Kyabaggu ye mutandisi wa kkampuni eya Bukoola Chemical Industries,...