Abatendesi ba ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere egenda okuvuganya mu mpaka za Africa Nations Championship CHAN ez'omwaka guno 2025, Morley Byekwaso...
Emikolo egy'okusabira eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu Prof.George Wilson Kanyeihamba giyindidde ku kanisa ya All Saints Nakasero, gyetabiddwako ebikonge ebyenjawulo...
Mu kwetegekera okujjukira emyaka 32 egy'amatikkirwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, wategekeddwawo okusaba okwenjawulo mu masiinzizo g'abagoberezi...
Katikkiro wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga ayambalidde abakuuma ddembe abasusizza okutyoboola eddembe ly'obuntu, nga bannansi bakwattibwa mungeri ettagoberera mateeka...
Government eteekateeka kuleeta tteeka erinaluηamya abakozi ba bank z'ebyobusuubuzi n'ekigendererwa ery,okutereeza omulimu guno okuguggyamu abekobaana n'abafere. Mu tteeka eriteekebwateekebwa, abakozi...
Akakiiko k'eby'okulonda mu kibiina kya NUP kongezaayo ekiseera ky'okuwandiisa abanaakikwatira bendera mu kalulu ka 2026, oluvannyuma lw'abamu ku ba memba...