Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw'ensero mu Uganda ekya FUBA, kirangiridde munnansi wa Bosnia and Herzegovina, Goran Lojo, ng'omutendesi omugya owa ttiimu...
Akakiiko k'ebyokulonda kalangiridde nti nga 27 January,2026 kwekuddamu okulonda mu constituency ya Ajuri County, ku polling stations 18 zokka ezigambibwa...
Abavubuka 110 abagambibwa okuba bannakibiina kya NUP basimbiddwa mu kooti ya Mwanga II ne KCCA Magistrate court, nebaggulwako omusango gw'okwenyigira...
Akakiiko akalwanyisa enguzi aka State House Anti Corruption Unit kakutte abakungu ba government 2 abagambibwa okubulankanya ensimbi ezaalina okukola emirimu....
Omuteebi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Rogers Mato, wakwegatta ku club ya Hearts, egucangira mu liigi y'ababinywera...
Ministry y'ebyenjigiriza n'ebyemizannyo mu government eyawakati wamu n'aboluganda lw’omugenzi Geraldine Namirembe Bitamazire, bafulumizza ennambika enaagobererwa mu kumuziika n’okumuwerekera nga waakuziikibwa...