Omuyimbi Carol Nantongo akyaddeko embuga n’asisinkana Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga n’amwanjulira enteekateeka z’ekivvulu kye.
Ekivvulu kigenda kubaawo ku Friday nga 06 December,2024.
Nantongo abadde ne manager we Ssentalo Yuda n’abamuyambako abalala.