Abaweereza ppulogulamu ya Kaliisoliiso ku 88.8 buli lunaku okuva Monday okutuuka Friday, ku ssaawa emu kitundu okutuuka ku bbiri (7:30 -8am), okuli Hajji Abby Mukiibi, Peace Diane ne Hajji Abbu Kawenja bebamu ku baabadde abasaale mu muzannyo gw’okusika omuguwa, ogumu ku mizannyo egyazannyiddwa mu mpaka z’ebitongole bya Buganda ebisoba mu 20, nga 30 November,2024 .
CBS yetategese emizannyo gy’omwaka guno 2024 mu Lubiri e Mengo