Eyaliko omubaka wa President mu district ezenjawulo era omuweereza ku Radio Uganda Hajji Abdul Nsereko afudde mu kiro.
Hajji Abdul Nsereko, era ye taata w’Omubaka wa parliament owa Kampala Central Muhammad Nsereko.
Muhammad Nsereko agambye nti olumbe lwakukumibwa mu maka gabwe e Bugoloobi.#