• Latest
  • Trending
  • All
Sipiika wa parliament ya Bungereza n’amawanga g’abazungu agamu  tebalabiseeko mu ttabamiruka wa ba sipiika atudde mu Uganda

Sipiika wa parliament ya Bungereza n’amawanga g’abazungu agamu tebalabiseeko mu ttabamiruka wa ba sipiika atudde mu Uganda

January 4, 2024
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Sipiika wa parliament ya Bungereza n’amawanga g’abazungu agamu tebalabiseeko mu ttabamiruka wa ba sipiika atudde mu Uganda

by Namubiru Juliet
January 4, 2024
in CBS FM
0 0
0
Sipiika wa parliament ya Bungereza n’amawanga g’abazungu agamu  tebalabiseeko mu ttabamiruka wa ba sipiika atudde mu Uganda
0
SHARES
125
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ba sipiika b’amawanga g’abazungu agaaliko amatwale ga Bungereza agagwa mu mukago gwa common wealth mu kibiina kyabwe ekibagatta ki Conference of Speakers and Presiding officers of the common wealth tebalabiseeko mu lukungaana lwabwe olugenda mu maaso e Munyonyo mu Kampala Uganda.

Olukungaana luno olw’ennaku esatu lutudde ku Speke resort hotel e Munyonyo, president Yoweri Kaguta Museven y’alugguddewo mu butongole.

Amawanga 56 gegagwa mu mukago gwa Common wealth.

Bungereza yennyini eyafuga amawanga gano, sipiika waayo taliiyo e Munyonyo

Sipiika wa parliament ya Canada, eyagunjaawo olukungaana luno mu mwaka gwa 1969 naye talabiseeko mu tabamiruka waba sipiika agenda maaso e Munyonyo

Amawanga ga Ssemazinga Europe agaafugibwa Bungereza agali mu common wealth okuli  Bungereza, Malta ne Cyprus ba sipiika baago tebalabiseeko.

Amawanga ga Ssemazinga Africa agaafugibwa Bungereza, saako amawanga ga Pacific ne Caribbean gegasinze okwettanira olukungaana luno

Sipiika wa parliament ya Kenya Moses Wetangula mu katambi akakwatiddwa okuva mu kukubagaanya ebirowoozo okugenda mu maaso , yemulugunyizza ku ggwanga lya Bungereza eryafuga amawanga gano olwobutalabikako mu lukungaana luno

Wetangula akisiinyizaako nti bawuliddeko nti Bungereza yennyini yeyaperereza amawanga agamu obutaweereza ba sipiika baazo mu lukungaana luno olutudde mu Uganda.

Okusinziira ku parliament ya Uganda ,ba sipiika 33 bokka bebetabye mu lukungaana luno kwabo 43 abaali bakakasizza nti bakulwetabamu.

Kinnajjukirwa nti Uganda okuva lweyayisa etteeka eriwera omukwano n’obufumbo obwekikula ekimu, amawanga g’abazungu okuli Canada, Bungereza n’amalala gaagirabula era gaasuubiza nti gakuteeka ekkoligo ku Uganda ku bintu ebyanjawulo byekolagana nayo, nga kigambibwa nti yandiba emu ku nsonga ebagaanye okwetaba mu ttabamiruka wa ba sipiika ba parliament atudde e Munyonyo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -