Empaka z’ekikopo ky’omupiira gw’amasaza ga Buganda ez’amakalirizo 2023 ziyindira mu kisaawe e Wankulukuku mu gombolola ye Lubaga mu Kampala mu ssaza Kyadondo.
Mawokota ekubye Buddu goolo 3 : 0, Mawokota n’eyitawo ku kifo ekyokusatu
Gomba ne Bulemeezi bebazannya ez’akalirizo.
Bulemeezi yakatwala ekikopo kino emirundi 2, ate Gomba yakakitwala emirundi 5.