BUGANDA
Amasiro ga Ssekabaka Kamaanya gawedde okuyooyootebwa â Omulangira Nakibinge akubirizza abantu okussa ekitiibwa mu Masiro ga Bassekabaka okukuuma ekitiibwa kya Buganda
BUGANDA
Robert Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP akiise embuga â Katikkiro Mayiga alabudde abesimbyewo okwewala okwawulayawula mu bantu
BUGANDA
Katikkiro Mayiga alangiridde nti omulimu gwâokuzzaawo amasiro ge Kasubi guwedde oluvannyuma lwâemyaka 12 lwegaayokebwa omuliro â obulombolombo bwonna butuukiriziddwa
BUGANDA
Alipoota ku nsimbi ezireeteddwa mu nkola ya Luwalo Lwange owâomwaka 2025 â akawumbi ka shs kamu nâobukadde 760 zezireeteddwa
BUGANDA
Buganda ne bannamikago batongozza enteekateeka yâokusonda ensimbi ezâokugula eryato erinassibwako eddwaliro eritambulira ku mazzi
BUGANDA
Katikkiro Mayiga ajjukizza buli muntu okukozesa obusobozi bwe okudduukirira abali mu bwetaavu â abaasomerako ku St.Maryâs College Kisubi basoonze ezâokuduukirira abatawanyizibwa enseenke
BUGANDA
Abakwatidde bendera ekibiina kya Democratic Front mu kalulu ka 2026 bakiise embuga â Katikkiro Mayiga alabudde bannabyabufuzi okwewala ebyobufuzi ebyâokuwuddiisa abantu
BUGANDA
Aba NRM abesimbyewo okuvuganya ku bifo ebyenjawulo mu Buganda â Katikkiro Mayiga abalabudde okwewala okusuubiza byebataatuukirize
BUGANDA
Omutanda Ssaabasajja Kabaka akomyewo okuva emitala wâamayanja
BUGANDA
Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bye naabatonera sseddume zâente 4 â Buganda Royal Institute of Business and Technical Education Mengo yetutte ekikopo kyâebyemizannyo gyâebitongole ekya 2025
BUGANDA
Katikkiro Mayiga asisinkanye Abataka Abakulu bâObusolya -abajjukiza ensonga 6 Ssaabasajja Kabaka zeyabalambika mu nkola yâemirimu
BUGANDA