Kkooti Enkulu e Luweero ekakasizza obuwanguzi bwa munna NUP Brenda Nabukenya ng'omubaka omukyala owa Luweero district.
Kooti egobye omusango guno munna NRM Agnes Kirabo Nantongo gweyawabira Nabukenya, ng’awakanya obuwanguzi bwe, nti waliwo vvulugu eyakolebwa mu kalulu akaakubwa nga 15 January,2026.
Kooti egambye nti Nabukenya yalangirirwa mu mazima, era eragiddr Kirabo asasule Nabukenya n'akakiiko k'ebyokulonda ensimbi zebasaasanyizza mu musango guno.
Bisakiddwa: Taaka Conslata
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment