BUGANDA
Omutaka w’ekika ky’Empologoma Omutaka Ssebuganda Namuguzi afudde
Namubiru Juliet
August 15, 2024
11:18 AM
Obwakabaka bwa Buganda buli mu kiyongobero olw’okufa kw’omutaka w’ekika ky’Empologoma Omutaka Ssebuganda Namuguzi Ndawula Wilson. Minister wa Buganda ow’ebyamawulire Owek. Israel Kazibwe Kitooke abikidde Obuganda, n’ategeeza nti enteekateeka z’okuziika Omutaka zakulangirirwa oluvannyuma.
Obwakabaka bwa Buganda buli mu kiyongobero olw’okufa kw’omutaka w’ekika ky’Empologoma Omutaka Ssebuganda Namuguzi Ndawula Wilson.
Minister wa Buganda ow’ebyamawulire Owek. Israel Kazibwe Kitooke abikidde Obuganda, n’ategeeza nti enteekateeka z’okuziika Omutaka zakulangirirwa oluvannyuma.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment