BUGANDA
Ekisaakaate kya Nnaabagereka kisimbye ku Nnyingo z’obuntubulamu
Namubiru Juliet
January 8, 2024
5:41 AM
Ezimu ku nnyingo z’obuntubulamu Ekisaakaate ky’omulundi guno ekya 2024, kya mulundi gwa 17 bukyaga Nnaabagereka Slyvia Nagginda atandika enteekateeka eno. Ekisaakaate kigenderera okubangula abaana abawala n’abalenzi okukula nga bantu balamu. Ekisaakaate kiyindira ku somero lya Hormisdallen e Gayaza mu ssaza Busiro. Ekisaakaate kitambulira ku mulamwa ogw’okunnyikiza Obuntubulamu mu miti emito.#
Ezimu ku nnyingo z’obuntubulamu

Ekisaakaate
ky’omulundi guno ekya 2024, kya mulundi gwa 17 bukyaga Nnaabagereka Slyvia Nagginda atandika enteekateeka eno.
Ekisaakaate kigenderera okubangula abaana abawala n’abalenzi okukula nga bantu balamu.
Ekisaakaate kiyindira ku somero lya Hormisdallen e Gayaza mu ssaza Busiro.
Ekisaakaate kitambulira ku mulamwa ogw’okunnyikiza Obuntubulamu mu miti emito.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment