Omwogezi wa police mu kitundu ekyo.m Sam Twinamazima agambye nti bakwongera okunoonyereza okuzuulira ddala ekibasse, nti kubanga waliwo abanonooza nti bandiba nga bafudde butwa.#
Abantu 2 bafudde ekiziyiro kya sigiri e Luweero – omulala ali mu mbeera mbi
Abatuuze 2 bafudde ekiziyiro n’omulala addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka, oluvannyuma lw’okuyingiza essigiri mu nsisira mwebabadde basula. Entiisa eno ebadde ku kyalo Kibikke ekisangibwa mu gombolola ye Butuntumula mu district ye Luweero. Abafudde ye Grace Nalubwama 43 ne mwannyina Richard Nsobya 35, ate mukyala we Saida Nabbanja asimattuse bonna babadde batuuze be Kyambogo, wabula […]
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment