Business
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime
Business
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere
Business
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa
Business
Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30
Business
Government ya Uganda eyimirizza abakulira ekitongole ky’amasannyalaze ekya UEDCL – ekyekenneenya enkola y’emirimu gyakyo
Business
Government eweze abasuubuzi abakolera ku myaliriro egiri wansi w’ebizimbe byomu Kampala – abasuubuzi abaakosebwa amataba g’e Nakivubo bakugira nga balindiko okuweebwa ensimbi obuwumbi 20 ezaabasuubizibwa
Business
Government ya Uganda erabudde ku ky’ebbeeyi y’amafuta esuubirwa okweyongera okulinnya mu May 2026 – wabula mu kiseera kino waliwo abagakwese okupaaluusa emiwendo
Business
Parliament ekoze ennoongosereza mu tteeka erigereka omusolo oguggyibwa ku nnyingiza ya buli muntu – abafuna omusaala ogukka wansi wa shs 335,000/= sibakusasula musolo gwa PAYE
Business
Government ya Uganda ewadde abalimisa emmotoka ne pikipiki okusitula eby’obulimi n’obulunzi mu ggwanga
Business
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027
Business
Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola
Business