Ekibiina ekigatta abakulira amasomero mu district ye Wakiso ki Wakiso Headteacher's Association WAKISSHA, kijaguzza emyaka 25 bukyanga kitandikawo.
Ssentebe w'ekibiina kino Nassozi Lwanga Immaculate agambye nti ekibiina kino kirimu abasomero agasoba mu 500, era nga gakoze kinene okutumbula ebyenjigiriza, ebyemizannyo n'okukyusa obulamu bw'abantu.
Yeyanzizza Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, olwe'ttaka Obwakabaka bwerizze liwa amasomero agenjawulo okutumbula Ebyenjigiriza.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment