Lukwago avunaanibwa emisango gy’okumanya ku lukwe lw’abaali baagala okulya mu government ya Uganda olukwe wabula naatabalonkoma mu babuyiinza.
Erias Lukwago azziddwayo e Luzira – kooti etaddewo nga 30 July,2026 lwenaasalawo oba ng’emukkiriza okweyimirirwa ku kakalu
Kooti enkulu mu Kampala etaddewo olwa nga 30 July,2026 okuwa ensala yaayo, ku kusaba kwa president wa PFF era eyali Lord Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago ak’okuweebwa akakalu ak’okweyimirirwa. Lukwago avunaanibwa emisango gy’okumanya ku lukwe lw’abaali baagala okulya mu government ya Uganda olukwe wabula naatabalonkoma mu babuyiinza. Omulamuzi David Matovu alagidde enjuuyi zonna ezikwatibwako […]
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment