Amawulire
Ensoke egoyezza abe Nakibanga mu Kalangala – esudde amayumba n’emiti
Namubiru Juliet
July 13, 2026
7:59 AM
Ensoke egoyezza abantu be Nakibanga, ku Kizinga Bukasa e Kalangala. Abasoba mu 20 ebintu byabwe byonna bisaanyeewo n’ennyumba mwebabadde basula neziggyako obusolya. Ensoke eno ebaddewo nga 13 July,2026 ku ssaawa nga biri ezokumakya. Waliwo abantu abalumiziddwa era batwaliddwa mu Ddwaliro e Bukasa mu gombolola ye Kyamuswa.#
Ensoke egoyezza abantu be Nakibanga, ku Kizinga Bukasa e Kalangala.
Abasoba mu 20 ebintu byabwe byonna bisaanyeewo n’ennyumba mwebabadde basula neziggyako obusolya.
Ensoke eno ebaddewo nga 13 July,2026 ku ssaawa nga biri ezokumakya.
Waliwo abantu abalumiziddwa era batwaliddwa mu Ddwaliro e Bukasa mu gombolola ye Kyamuswa.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment