Amawulire
Akakiiko k’ebyokulonda kasisinkanye ababaka b’abesimbyewo ku bwa President mu kalulu ka 2026 – bakubye tooci mu kakuyege eyakakolebwa
Namubiru Juliet
November 3, 2025
12:33 PM
Abakungu b’akakiiko k’ebyokulonda aka The Electoral Commission of Uganda basisinkanye ababaka b’abavuganya ku bwa President mu kalulu ka 2026, bakubye ttooci mu mwezi gwebamaze nga bakuba kakuyege okwetoloola eggwanga. Ensinkano eno era egendereddwamu okwongera okulambika abavuganya ku ngeri gyebalina okweyisa nga banoonya akalulu, okugoberera amateeka g’eggwanga n’agebyokulonda. Ensisinkano eno yeetabiddwamu abebyokwerinda.
Abakungu b’akakiiko k’ebyokulonda aka The Electoral Commission of Uganda basisinkanye ababaka b’abavuganya ku bwa President mu kalulu ka 2026, bakubye ttooci mu mwezi gwebamaze nga bakuba kakuyege okwetoloola eggwanga.
Ensinkano eno era egendereddwamu okwongera okulambika abavuganya ku ngeri gyebalina okweyisa nga banoonya akalulu, okugoberera amateeka g’eggwanga n’agebyokulonda.
Ensisinkano eno yeetabiddwamu abebyokwerinda.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment